0:00
3:02
Now playing: Kiki Ekidako

Kiki Ekidako Lyrics by Recho Rey


Bacopycat kaput, kaput
Yo, kaput
Muke wansi muve katuti
Nŋenda basula amanda mu skirt
Rapnaldo Recho Rey I go make you suffer
Better run mwekukume wansi mu sofa
Rap battle ebikompola mbiwanda nga chopa
Nŋenda basiiwa munetakule nga situka

Mujebale bawala nange nkyapa
Flow zange nsava temuli nkapa
Ndi rapper but I step up on a copycat, riddim like a bullet
Rapapampapa

Tugende mumaaso gamba ye sili sabuni
Nfuuwa ku sente ofanana nga tycoon
Engoma ngyewulidde anagigoba yegwe ani
Nebwaba kasiru akugamba wulila tune

Gwe buuza abali awo bakubulile nze ani
Obwongo bweesera wadde sili city born
Tonjagala mu Jan ate nonkyaawa mu June
Mwebale ba fan obutansiba kawani, Bruhhh!

Kiki ekiliko kiki ekiddako
Ebyo bikyali awo kiki ekiddako

Kiki ekiliko kiki ekiddako
Ebyo nga biwedde kiki ekiddako
Kiki ekiliko kiki ekiddako
Ebyo nga biwedde kiki ekiddako
Kiki ekiliko kiki ekiddako
Ebyo nga biwedde kiki ekiddako

Mutuule bulungi saagala yeebamba
Mutereere mu line ntandike ogaba enamba
Mbasingako negyempita ebilenzi binŋamba
Bingoberera nga magujja ng'elabye eggumba
Ebuyaga efuuye esigiri ekoledde

Bwekaba katogo kayidde
Ajjula abuzze kati nze nejjulidde
Bukyanga mwejako luno nabagilidde
Mugalamire mbasakate obuswaanyi bwendongo
Kikajjo kya luga buli omu kamuwe annyingo
Hiphop bible ntabila nga pastor Bugingo
Lyrical content wange ayokya nga munyango

Kiki ekiliko kiki ekiddako
Ebyo bikyali awo kiki ekiddako

Kiki ekiliko kiki ekiddako
Ebyo nga biwedde kiki ekiddako
Kiki ekiliko kiki ekiddako
Ebyo nga biwedde kiki ekiddako
Kiki ekiliko kiki ekiddako
Ebyo nga biwedde kiki ekiddako

Am a party boo kati time yakukolamu
Bwenkikubamu gwenjagala wakufunamu
What what you gotta do
Tandika okuzinamu, Ebiwooma bigwa byokya tolina kulobamu

Ndi better than you, better than many more
Okimanyi copycat ebeera bad animal
Ekyo kiba kitegeeza tebagiirya muchomo
Ebisoka nsooka nababisoma mumisomo
Bilikuggwa kkono, bilinga bikomo
Nkubuuza kintu kiddako what next
Nedda sikuganye kukola mistakes (sikuganye)
Well I rarely live to impress

Kiki ekiliko kiki ekiddako
Ebyo bikyali awo kiki ekiddako

Kiki ekiliko kiki ekiddako
Ebyo nga biwedde kiki ekiddako
Kiki ekiliko kiki ekiddako
Ebyo nga biwedde kiki ekiddako
Kiki ekiliko kiki ekiddako
Ebyo nga biwedde kiki ekiddako

kati kiki ekiddako