0:00
3:02
Now playing: Kiggwa

Kiggwa Lyrics by Recho Rey


Money me instead you marry me
Black girl fly well dat me
Rapper gyoli gyangu buuza Ku mummy
Cuh mi ya max nana mini mama
Tompita Dummy,

Baiby mu kidongo gwe mugenyi omukulu
Gwe walungiwa ombunya omululu
Otuuse omugenyi omukulu
Sikujubisa binno ebya zungululu

Manya buli lwolabika, Kiggwa
Onyumisa omunyigo, kiggwa
Manya buli lwosalako, kiggwa
Nebwekiba kiki kiba, kiggwa
Manya buli lwosalako, kiggwa
Onyumisa omunyigo, kiggwa
Manya buli lwolabika, kiggwa

Wama baiby abo balye kawani
Mukiwato kyange mulimu ka whine
Bwenkulaba lwenzijula come we dine
Sweet pain sweet body make a man go insane
Gwe nkumanyi tololobala
Kuba onsula ku mutima, tosula walla
Kyenva nkutwaalako ku g’ebusabala
Kubanga oli sweet heart tobalagala
Baiby come here my dear bambi
Mafuta kangasiige ku lutambi
Ate bwemba nkikola seetaga buyambi
Yeah, kati wulira bano bayombi
Balumwa biri bwetuba ffembi
Love ewooma yeebale omufumbi
Tukoleki ffe abatanywa musaayi nga zombi
Bruhhhhhh

Manya buli lwolabika, Kiggwa
Onyumisa omunyigo, kiggwa
Manya buli lwosalako, kiggwa
Nebwekiba kiki kiba, kiggwa
Manya buli lwosalako, kiggwa
Onyumisa omunyigo, kiggwa
Manya buli lwolabika, kiggwa

Sample, nedda
Man never jack like Pemba
Body full of juice like a blender
Onsanyusa okusinga katemba
Baby kyoyoya saba eno love temple
Mateeka ga wano nno gali simple
Manya akagoba ko bwetuba mu tepo
Toneekweeka i love you may paka april
Mu kidongo gwe mugenyi omukulu
Gwe walungiwa ombunya omululu
Otuuse omugenyi omukulu
Sikujubisa binno ebya zungululu
My body to your body kiba kyepukkulu
Princess Ansantewa na ShakaZulu
Rechorey mbakubya nduulu
Mu mataala ne mu kibululu
Bruhhhh….

Manya buli lwolabika, Kiggwa
Onyumisa omunyigo, kiggwa
Manya buli lwosalako, kiggwa
Nebwekiba kiki kiba, kiggwa
Manya buli lwosalako, kiggwa
Onyumisa omunyigo, kiggwa
Manya buli lwolabika, kiggwa

Nze wankuba dda lwakuba sikikugamba
Simanyi bwenkutandika saba kanamba
Ngenda siba omutima mbeeko kyenkugamba
Ngenda kugoberera nkwesibeko nga kamba…
Bruhhhhhh…. Recho Rey