0:00
3:02
Now playing: Go Go Mama

Go Go Mama Lyrics by Rema Namakula, Dokta Brain


(Intro)

Aaah
Njagala obe general bad gyal command them to rotate (Waguan)
Ggwe kikiri general bad gyal command them to shake nyash
(Bassboi)

(Verse 1)

Kyemanyi mumanyi gye twesanga
Ng'enjuba egambye akaseera keeko
Kyemanyi mubimanyi bye tunyuma
Buli atukuba eriiso nagaamba beebo
Kunyumirwa obulamu kyetaagisa confidence
Abagirina bebebaaza
Tuba tubalaba abekwasa
Kubanga talina kajja neyelwaza
Gulina bye gukoona
Ne gubala na kwasa mayinja
Ng'omanya vibe ekuze
Obwoomu tebunyumira njagala na bangi kibinja
Olwo nga vibe ekuze

(Chorus)

Go go go go go go mama
Eno engeri gy'okikonkona yes papa
Go go go go go go mama
Eno engeri gy'okikonkona yes papa
Go go go go go go papa
Eno engeri gy'okikonkona yes mama
Go go go go go go papa
Eno engeri gy'okikonkona yes mama

(Verse 2)

Engeri gy'ogula like supper
I don't like to judge but you're best papa
Ago amasanyalaze pata
Kankukube ng'amasasi ratata
Nkikolereki ekiwatto kinkabirira
Kwegamba ba nga anyiganyiga
Nkusaba tolowooza nti nsagirira
Mpomeza endongo tenkayirira
Njagala obe general bad gyal command them to rotate (rotate)
Ggwe kikiri general bad gyal command them to shake nyash
Abalenzi abalina money spend it
Wobalaga nebawakana splash it
Njagala nga bwenkikuba bw'ombiita
Ali humble gy'omanyi ssi yenze

(Chorus)

Go go go go go go mama
Eno engeri gy'okikonkona yes papa
Go go go go go go mama
Eno engeri gy'okikonkona yes papa
Go go go go go go papa
Eno engeri gy'okikonkona yes mama
Go go go go go go papa
Eno engeri gy'okikonkona yes mama

(Verse 3)

Kyemanyi mumanyi gye twesanga
Ng'enjuba egambye akaseera keeko
Kyemanyi mubimanyi bye tunyuma
Buli atukuba eriiso nagaamba beebo
Kunyumirwa obulamu kyetaagisa confidence
Abagirina bebebaaza
Tuba tubalaba abekwasa
Kubanga talina kajja neyelwaza
Nkikolereki ekiwatto kinkabirira
Kwegamba ba nga anyiganyiga
Nkusaba tolowooza nti nsagirira
Mpomeza endongo tenkayirira
Njagala obe general bad gyal command them to rotate (rotate)
Ggwe kikiri general bad gyal command them to shake nyash

(Chorus)

Go go go go go go mama
Eno engeri gy'okikonkona yes papa
Go go go go go go mama
Eno engeri gy'okikonkona yes papa
Go go go go go go papa
Eno engeri gy'okikonkona yes mama
Go go go go go go papa
Eno engeri gy'okikonkona yes mama

(Outro)

Ah so de deal done
Eno engeri gy'okikonkona yes papa
Bassboi
Eno engeri gy'okikonkona yes papa
JahLive



About the song "Go Go Mama"

"Go Go Mama" is a song by Rema Namakula and Dokta Brain Doorkey. It was written by Dokta Brain, produced and mastered by Bassboi at JahLive studios, and published on December 17, 2024.