Nessim Pan Production
Omanyi buli kimu, kyabaala munze
Lino taka gyiimu kw'osiga
Nabaala amatooke, ndiko n'amayuni
Ndi musiri gwa ffene n'emboga
Nze maama yansimba, n'omudo n'akoola
Kati buli kimu kyabaala
Ya nsensula, amatabi n'obukoola
Ebigimusa nabyo byannoga
Yafukirira bulungi nga ekyeeya kisuuse
Akasana, kaleme okunjokya
Yankuza, natuka okumulisa
Nga buli kye'nsako kiri mu birimba
Nina bingi by'otanalaba
Nina bingi ebyekwese munda eyo
Nze eka bantendeka najula, akafe che
Nina bingi by'otanalaba (gwe, uh)
Bingi ebyekwese munda eyo
Nze eka bantendeka najula, akafe che
Nkirako okulya akajaja
Ka chai akawomu akasinga
Akakujamu akawewo, nkubike nga
Nze maama yanyonsa bulungi
Buli kitundu kunze, kiri mukifo kyakyo
Nalukibwa kalanda, ninga ensansa ku mugwogwa
Luwombo lw'enkoko lwagalwa
Naye tonywera ngako byotonywa
Otunula nga kunze honey, stress etere egende
Nawulirako ku bakawomera, kunze kw'olikoma n'owola
Ndi kubika love ebikunta obisibe mu kuveera (nhehe)
Nina bingi by'otanalaba
Nina bingi ebyekwese munda eyo
Nze eka bantendeka najula, akafe che
Nina bingi by'otanalaba (gwe, uh)
Bingi ebyekwese munda eyo
Nze eka bantendeka najula, akafe che
Nina bingi by'otanalaba
Bingi ebyekwese munda eno
Nze eka bantendeka najula, akafe che