0:00
3:02
Now playing: Lean On Me

Lean On Me Lyrics by Rema Namakula

Tuba n'abantu abatwagala bangi
Bamanyi n'okwetema ebingi ebitasoboka
Gyekukira omusanga n'omubuza ki ekyabawo nga takunyega
Eyali akukubirangako buli lunaku
Nga kati lwotajikubye bwebikoma
Bwakuyamba n'akwata byemwogera
Owulikika nga kale amukalubiza
Gwenkugamba woligwa wendigwa!
Kyolirya kyendirya! Kitegeeza!
Bali ne bwelikuvamu Nze ndibawo totyanga, baby
Lean on me (I'll never ever let you down)
Count on me (bali ne bwebaligenda Nze ndibawo)
Lean on me (I'll never ever let you down)
Count on me (bali ne bwebaligenda Nze ndibawo)
Wabeerawo omuntu akwagala ku mutima, oyo Yenze
Nze ne bwebambuza ekikunjagaza mbagamba bwenesanga
Nkiwulira buwuluzi muli munze
Kwegamba judge teri kugwe
Ne bwebakukonjjera kale ebigambo nga bingi
Mbuwulira buwulizi, mbuwulira ne ndeka
Kati mu mikwano mbala
Abalala ne bwebaba nga bagenze tofaayo
Oh-oh oh oh, Nze munnoowo wendi (oh, oh-oh)
Lean on me
Lean on me (I'll never ever let you down)
Count on me (bali ne bwebaligenda Nze ndibawo)
Lean on me (I'll never ever let you down)
Count on me (bali ne bwebaligenda Nze ndibawo)
Nasayininga ku mutima nakwola ku munnye, siryekyusa
Oh oh-oh oh-oh (Ooh-oh oh-oh)
(Oh-oh oh)
(Bali ne bwebaligenda Nze ndibawo)
Bwekaba kalulu olina akange, bali nebwebatakuwa, eeh eh (Ooh-oh oh-oh)
(Oh-oh oh)
(Bali ne bwebaligenda Nze ndibawo)
Nga emyaka gyituludde, ndikotakota nawe eh ih ye (Ooh-oh oh-oh)
(Bali ne bwebaligenda Nze ndibawo)
Kati njagala bwobera eyo okimanye, nti eno eriyo akwagala
(Ooh-oh oh-oh)
(Bali ne bwebaligenda Nze ndibawo)
Oh lean on me
Lean on me (I'll never ever let you down)
Count on me (bali ne bwebaligenda Nze ndibawo)
Lean on me (I'll never ever let you down)
Count on me (bali ne bwebaligenda Nze ndibawo)
Oh lean on me
Lean on me
I'll never ever let you down (kuba Nze nkutegera)
Count on me (munnange)
Bali ne bwebaligenda Nze ndibawo
Lean on me (oh oh!)
I'll never ever let you down (oh oh!)
Count on me (count on me)
Bali ne bwebaligenda Nze ndibawo