Mukwano Kulika Jobadde Kulikayo Omwagalwa
Okuva kumakya siteledde Ddi wo'natukila wano
Yebale Mukama kotuuse N'otuzi tutuno
Wano wano tubadde mu kyeya
Okuva lwewavaawo Nempotooka
Ye, Nebaseka Nebanjeya
Mbu aliwa anfukilile Eyali asalila
ela Wemba nakuyisa bubi Ku luli Munange sasira
Ela, Ttula ndayila kuluno Ebyekitto sibidila
Jila, Onyambeko okugata obutti Tukume akaliro kanooo
Kuba, Akaliro, Akaliro Akaliro Mwatu (Akaliro)
Munange Tetukazikiza (Akaliro)
Mumpewo Oba mutuntu (Akaliro)
Nga kutumulisiza Mu nzikiza (Akaliro)
Akaliro, Akaliro Maama (Akaliro)
Bwekayitilila Manya kokya (Akaliro)
Naye ate bwetutuka Mu nzikiza (Akaliro)
Kakume Tetukazikiza (Akaliro)
Tuwalila Walila Kko
Ababili tetulila ekyejo kyaki
Nga munda mu mutiima Buli wotuuka ng'ozze wano
Amaso Po Po
Akaliro kekamulisa Netugala edinisa
Netusumulula obukondo
Akaliro, Ffe babiri Ffeka munda eyo (Akaliro)
Mukwano Obe wano wendi (Akaliro)
Mumpewo obba munzikiza (Akaliro)
Ffe bbabiri Tetuffa kubaali (Akaliro)
Munange, wulira taata (Akaliro)
Nze nawe bali baveeko (Akaliro)
Akaliro Akaliro Mwatu (Akaliro)
Munange Tetukazikiza (Akaliro)
Mumpewo Oba mutuntu (Akaliro)
Nga kutumulisiza Mu nzikiza (Akaliro)
Akaliro, Akaliro Maama (Akaliro)
Bwekayitilila Manya kokya (Akaliro)
Naye ate bwetutuka Mu nzikiza (Akaliro)
Kakume Tetukazikiza (Akaliro)
Kanyumira batesa Bwoba nengero, Sumulula
Awo ne bwetukesa Otulo nenjala Nyabo bibula
Tekalabika lwa bwaavu
Ate bwezijja, Munange nekabula
Vvuga, Jetulaga tunatuuka
N'abo abasekka b'ana silika
Ow'omela empafu ki Bugumilize
N'abugumikiliza Kasta Okiliza
Ela, Bwemba nakuyisa bubi kululi Munange sasila
Guma, Guma tula Ndayira ku luno N'ebigambo siri biwurira
Jira, Onyambeko wano Tukume akaliro kaffe Tuve mu butiti Ssebo
Akaliro, Eyi Yi Ye Ye (Akaliro)
Uwu Wu Wu Wu Huuu (Akaliro)
Akaliroooo (Akaliro)
Eh He Hii ih (Akaliro)
Eyi Yi Ye Ye (Akaliro)
Uwu Wu Wu Wu Huuu (Akaliro)
Akaliroooo (Akaliro)
Eh He Hii ih (Akaliro)