0:00
3:02
Now playing: Atuuse

Atuuse Lyrics by Rema Namakula


lwesimulabye mba seefuna

anti yantwala omwoyo

mbeera mulinda Linda nga tanadda uhhh .

bwentyo amasimu nenkuba

nga oli eyo darling

osanga bwali nange bwendi

laba bwenoonya eno neeli nga simulaba nga simulaba

amundabidde amugambe nti mulinzee

kubanga yeyeyeyekka gwenjagala gwenasiima aaah

ohhh wuuno atuuse ohhh maama atuuse ehhh bannange atuuse

atuuse gwenjagala ahhh atuuse

gwenasiima ampita ahhh atuuse gwenjagala ahhh atuuse gwenasiima ampita ahhh atuuse

essanyu ndifuna ndi noono

anti yebuli kimu kyange mazima yassukawo newakoma

kiki ekirinzija kwono sselulungi wange

anti yansaniira ehhh

mwe abelimba mbasasidde

mumala budde

mumala budde

nze nomwana kabaani kundongo teri kweta teri kweta

Kati tambula obalumye sweetie

anti oli wange baaba

gwe kilumye genda weetuge

anti twasimagana ehhhhh ihhhh

atuuse gwenjagala ahhh atuuse

gwenasiima ampita ahhh atuuse

atuuse gwenjagala ahhh atuuse

gwenasiima ampita ahhh atuuse sweetie nsubiza obwesigwa mpaka mbukadde

era ndayira siribukati nzire kwabo

totyanga neweboogera

nze nasiima namala

bwenafuna gwe ansanira

obulamu bwakyuka

Kati kaboogere ebijjuza enyanja

sirikuta kagube omuyaga ogwamanyi

baby bwooli bwendi

kubanga kugwe kwenfa

manya era wanzita dda

nomukeano gwompaa gwoompaaaahhhh

atuuse gwenjagala ahhh atuuse

gwenasiima ampita ahhh atuuse

atuuse gwenjagala ahhh atuuse

gwenasiima ampita ahhh atuuse

atuuse gwenjagala ahhh atuuse gwenasiima ampita ahhh atuuse atuuse gwenjagala ahhh atuuse gwenasiima ampita ahhh atuuse