Njagala tubeere nze nawe
Tusanyuke, tujjajuuze
Abbo leka bakole fittina
kakibadugude kakibakone
Mazima olinga enjumba
Lwotoyaka olwo kikoome
Okwagala okulina kilabye lwakuba ensonyi
zezzakuyuzza
Lowooza kunze, tunulira nze
Ffa kunze nzeka
Lowooza kunze, darling bambi
Kiriza kyekusaaba
Njagala tubeere nze nawe
Tusanyuke, tujjajuuze
Abbo leka bakole fittina
kakibadugude kakibakone
Abalala baleeke babi
Ndimulungi nemanyi
Obutono bwo sikikulu
Kasta enyindo ndalo
Ebyabalo nnina bingi darling
Ekyo okimanyi kyabulijjo
Oyagala nyambale ki loddi
Oba kittiri darling gamba
Bambi
Lowooza kunze, tunulira nze
Ffa kunze nzeka
Lowooza kunze, darling bambi
Kiriza kyekusaaba
Njagala tubeere nze nawe
Tusanyuke, tujjajuuze
Abbo leka bakole fittina
kakibadugude kakibakone
Njagala obeere mu amagezi, osubizzenga
otukirize
Ekilala obeere mu amagezi, oyagele nze
okyawe abalala
Nsubira bilungimugwe
Okusoka kana kawala
Ekilala kyenesunga mugwe gwemukwano
bambi ogwamazima
Lowooza kunze, tunulira nze
Ffa kunze nzeka
Lowooza kunze, darling bambi
Kiriza kyekusaaba
Njagala tubeere nze nawe
Tusanyuke, tujjajuuze
Abbo leka bakole fittina
kakibadugude kakibakone
Lowooza kunze, tunulira nze
Ffa kunze nzeka
Lowooza kunze, darling bambi
Kiriza kyekusaaba
Njagala tubeere nze nawe
Tusanyuke, tujjajuuze
Abbo leka bakole fittina
kakibadugude kakibakone
Njagala tubeere nze nawe
Tusanyuke, tujjajuuze
Abbo leka bakole fittina
kakibadugude kakibakone