0:00
3:02
Now playing: Wakanda

Wakanda Lyrics by Rickman Manrick ft. DT Timo


Wakanda (Rickman)
Wakanda (Manrick)
Owa black panther (DT timo)

Artin on the beat

Eh! Wakanda
Ono wakanda
Owa black panther
Mbu munaUganda (hmm)
Wakanda
Ono wakanda
Owa black panther
Mbu munaUganda

Yeah! Wakanda mbuno ye munaUganda
Mwana wawano no mu Katanga
Towakana nkugambye gy′omusanga
Sirimba sikubidwa n'akabanga
Wano e Uganda, yona yakibamba
Tolowoza byensanga byenkugamba
Sirimba nzeno siri mu katemba
Nange DT Timo ye yangamba
Yangamba wulira byenkugamba
Tega amaattu gwe Ricky sikusamba
N′angamba mbu wakanda muntu
She migrated with the Bantu
Ne mugamba wakanda si muntu
N'angamba (oli wawa?)
Ono wakanda, black panther
Wakanda, munaUganda

Wakanda
Wakanda
Owa black panther
Mbu munaUganda
Eh! Wakanda
Ono Wakanda
Owa black panther
Mbu munaUganda
(Wakanda)
(Wakanda)
(Owa black panther)
(Mbu munaUganda)

Eh! Wakanda mwana ye no nga muka (nga muka!)
Wakanda mwana watu taseka (taseka!)
Wakanda ne mikwano takaka (takaka!)
Tabirimu ebyamwe eby'okukyamuka
MunaUganda, munaMasaka
Wakanda talinya na motoko (na motoka!)
Akuta nfudu mwe nga museka
Wakanda alude n′okulabika (kulabika)

Nange DT Timo ye yangamba
Yangamba wulira byenkugamba
Tega amaattu gwe Ricky sikusamba (wulira ebbala)
N′angamba mbu wakanda muntu (eh)
She migrated with the Bantu (yakola atya?)
Ne mugamba wakanda si muntu (si muntu!)
N'angamba, mbu Wakanda (twala eri)
Black panther! MunaUganda
MunaUganda
Ono Wakanda (Wakanda yenyini!)
Owa black panther (twala eri nawe)
Eh! MunaUganda!

Wakanda
Wakanda
Owa black panther
Mbu munaUganda
Eh! Wakanda
Ono Wakanda
Owa black panther
Mbu munaUganda
(Wakanda)
(Wakanda)
(Owa black panther)
(Mbu munaUganda)
(Wakanda)