0:00
3:02
Now playing: Kitumbugulu

Kitumbugulu Lyrics by Victor Ruz ft. John Blaq


(Intro)

African bwoy bwoy
Jinja Boy
Aya bass

(Chorus)

Kitumbugulu kirimu obukodyo obw’amakina
Wewewamu akenge akangi male wakina (Baur)
Bw’oba oli mu kitumbugulu
Koona enkangali
Obawo kumuwafu otangala
Akakisa wekaidah okyamukirawo

(Verse 1)

Eeh
Guno nakubye gwanga mujje
Olwa leero nkoledde
Kino nkikola lwa bantu bange
Eeeeh eeh
Yoya ky’oyoya baleete
Sasaanya ani atatya lumbe
Baby zina mu kyekiganye
Eeeeh eeh
Ebya malidad buli omu yali saanye okubyambala
Naye ozisomba nezitawera
Bino bye birina obubina
Bikwanibwa ba zi bimma
Ffe tusigalawo nga abatalaba
Tufanye kazi weziwera tulye
N’abagonda ebiwato bagulye
Buno obulamu bw’ensi tewaliba mu nansi ali bukuta
Tukomekerera tubirese
So, na buli bw’ondirana (tugende)
Nywemu ku beer (kiri okay)
Endongo bwekuba aaah (eeh) ooh aah

(Chorus)

Kitumbugulu kirimu obukodyo obw’amakina
Wewewamu akenge akangi male wakina (Baur)
Bw’oba oli mu kitumbugulu
Koona enkangali
Obawo kumuwafu otangala
Akakisa wekaidah okyamukirawo

(Verse 2)

Wama baby nkumira
Baby oli sweet wakati
Mpita yonna gy’oli genda
Ate nkole ki
Byonna ebyange bibyo love
Nzize nzuno byola
Era kabuta nkusubiza love letter
Olinze ffe tukole ka appointmenta
Eno love yeesingayo mu [?]
Let me see you later
Togamba later
Ebya malidad buli omu yali saanye okubyambala
Naye ozisomba nezitawera
Bino bye birina obubina
Bikwanibwa ba zi bimma
Ffe tusigalawo nga abatalaba
Tufanye kazi weziwera tulye
N’abagonda ebiwato bagulye
Buno obulamu bw’ensi tewaliba mu nansi ali bukuta
Tukomekerera tubirese
Baby ogonda, ogonda, ogonda, ogonda
(Heeh, kati nno nyenya obalage)
Baby ogonda, ogonda, ogonda, ogonda
(Kabina bigula bazitobye)
Baby ogonda, ogonda, ogonda, ogonda
(Aaahahha nyenya)
Baby ogonda, ogonda, ogonda, ogonda
(Bigula bigula bigula ggwe)

(Chorus)

Kitumbugulu kirimu obukodyo obw’amakina
Wewewamu akenge akangi male wakina (Baur)
Bw’oba oli mu kitumbugulu
Koona enkangali
Olwawo kumuwafu otangala
Akakisa wekaidah oyonkeramu