0:00
3:02
Now playing: Tosiimula

Tosiimula Lyrics by Violah Nakitende

Ooh ooh oooh ooooo
Ooh ooh oooh ooooo
Nkuwa love naye tosimula beibe tosimula
Kankuwa love naye tojajamya kuuma tojajamya
Nkuwa love naye tosimula nga beibe tosimula

Omutima glass kwatta mpola guyinza okumenyeka nga ate olaba
Gukume kuba tekuli bbala togukuba neguja enkovu
Ebyange manya na sealinga ebikondo na lockinga
Teri ayinza kunefunza kabe ngalina zi pound
Bambi tokola ensobi nze bwonta oba onsudde kabi
Ndikola ntya nganze bwomanyi omutima omunafu gwenina
Nkuwa love naye tosimula beibe tosimula
Kankuwa love naye tojajamya kuuma tojajamya
Nkuwa love naye tosimula nga beibe tosimula
Kankuwa love naye tojajamya kuuma tojajamya
Njagala nkulage byona byenakweka awoo
Mumutima byenakweka eyoo
Tompita kisembo nti nkomye no wabula nsazewo leero
Teri nomu gwenina nti ankasse it′s ma own decision
No matter what they say forever you will be ma beibe
Bwekuba kusomoka mulyato nkusaba mukwano tusomoke fembi
Just know it's true love mukwano and true love
Nkuwa love naye tosimula beibe tosimula
Kankuwa love naye tojajamya kuuma tojajamya
Nkuwa love naye tosimula nga beibe tosimula
Kankuwa love naye tojajamya kuuma tojajamya
Manya byenkwagala tebigulika nebwobisonda tebibalika
Simanyi nabwenyinza kiyingiza mumeme yo
Naye kasita okimanyi nkwagala natamanyi akimanyi nkwagala
Silibude ntino ndikyuka ma beibe