Nze bampita Violah
Nakitende!
Okuva mu Sabula, Production (Sabula)
Kino ekitone, kyokka kyenina
Lino eddoboozi, lyoka lyenina
Kino ekirabo kyokka kyewasima
N'okwata taata, n'ongemulira
Amaziga gampitamu sirina kyenkola
Ndi ku kandoya sirina kyakulya
Mbulira, nti obubaka bwompa mbuwereze abantu abo leero bukomye
Laba luli maama lweyalwala
Nanonya sente nayita n'emikwano oh
Naye mukama sumulula empingu
Sumulula empingu mukama
Ebyange bisibe
Ekitone kyenawebwa, laba omu akifunamu naye nga kizikirira
Sumulula empingu, taata
Ebyange bisibe
Ekirabo kyenawebwa, abangi bafuna naye nga kizikirira
Nyanula, ebyange bikala
Bwebiba bikaze, eh
Teriba abitwala no no
Munange bakweka bakweka
Omulungi gwebatwala
Ebitone laba bwebifa, oh taata!
Emimwa basibye
Emikono gy'abaana akandoya
Yadde enkumu bagumye
Amaziga bambi gava mu biwanga gakulukuta
Sumulula empingu mukama
Ebyange bisibe
Ekitone kyenawebwa, laba omu akifunamu naye nga kizikirira
Sumulula empingu, taata
Ebyange bisibe
Ekirabo kyenawebwa, abangi bafuna naye nga kizikirira
Waliwo n'abatutekamu ensimbi
Ebiwundu banyiga
Ensimbi zizikirira
Nga abalala bafuna taata
Amaziga gampitamu sirina kyenkola
Ndi ku kandoya sirina kyakulya
Mbulira, nti obubaka bwompa mbuwereze abantu abo leero bukomye
Emimwa basibye
Emikono gy'abaana akandoya
Yadde enkumu bagumye
Amaziga bambi gava mu biwanga gakulukuta
Sumulula empingu mukama
Ebyange bisibe
Ekitone kyenawebwa, laba omu akifunamu naye nga kizikirira
Sumulula empingu, taata
Ebyange bisibe
Ekirabo kyenawebwa, abangi bafuna naye nga kizikirira
Sumulula empingu mukama
Ebyange bisibe
Ekitone kyenawebwa, laba omu akifunamu naye nga kizikirira
Sumulula empingu, taata
Ebyange bisibe
Ekirabo kyenawebwa, abangi bafuna naye nga kizikirira
Mwebale kumpuliriza bambi
Mukama abawe omukisa
Nze Violah Nakitende
Mweraba