Bw’osibanga onyweza Luno olukoba lwe ŋŋamba Baaba bw’osibanga onyweza Winnie Nwagi Costa Tolutya ne luta olukoba Tolutya ne luta olukoba Tolutya ne luta olukoba Tolutya ne luta olukoba Tolutya ne luta olukoba nelupasuka Tolutya ne luta olukoba nelupasuka Tolutya ne luta olukoba nelupasuka Nelupasuka baaba Siba kiwato nywera Kati nywera wasalawo nywera Kibuyaga ng’akunta Ng’akunta ng’asazeewo kkunta Engoye oziwumbawumbanga N’ozikuŋŋanya Gwe notaweebuuka Akalya amaggwa kekagamanya Akalya amaggwa kekagamanya Munnange akalya amaggwa kekagamanya enkyusa Ne bbaawo gw’omumanyi enkwata Bw’anyiiga omuwumbawumbanga N’omuzza Mu mutima Ensawo ya bbaawo ogiddaabirizanga Tesuula ezo ezinaagula ennyama Ebyama bya bbaawo bambi ozibiranga Tuma nze awo Amaanyi mwammanya Nkimanyi temwakula mwenna Nga naye fuba fuba Fuba okumumanya okumamanya Byatayagala Ng’ebyo obireka Byasiimye Ng’awo oseesa Omukwano Nga gubumbujja Olwo olyoke olabe eddya Mwana wa mmange toluta olukoba Toluta olukoba mwana wange Mwana wange munnange Ne lupasuka Agenda n’ekitiibwakyo N’abamwegomba ng’olwo bawera (ng’olwo bawera) Ng’omumyumyula Ng’onyweza Ng’ensaalwa ebatta (ng’ensaalwa ebatta) Kyatamanyi nga gw’osomesa Omuntu akwagala takula na mpaka Naawe bw’akusomesa n’okwata kimusanyusa Kimuwa essanyu mu maka Tolemera ku nsonga bw’aba yetonze Ate tolaga busungu bw’oba onyiize (mwana wange) Oggulangawo bugguzi kisenge ne muteesa Eby’amaka bibeera bya kuteesa eh Na na na na na na Luno olukoba olukoba Mwana munnange Nze nkugambye munnange
Show more