0:00
3:02
Now playing: Omwami

Omwami Lyrics by Winnie Nwagi


Swangz Avenue Music

Love etwambaza amataayi
Oluusi ne twambala bow tie
Tunyumire mu buteeteeyi
Oba ka dinner dressing?
Eno love y’eyankubya enkuba
Ninga gwe wassa mu ccupa!
Lino eggi waliryamu njuba
Wampima nzitowa quarter
Wantuma n’ompa ne balance darli bwotyo
Wali ku ssaawa ya queen ka kiss bwotyo
Yadde waggulu wa ppaaka w’ogula obulabo kimala
Tontwala mu cinema tugende ewaka
Ku ka Ludo omwami yeah eh
Mwami bwotyo, bwotyo

Omwami omwami (eeh eh)
Omwami wuuno (owange wuuno ah)
Omwami omwami
Owange wuuno
Omwami omwami (omwami wange)
Omwami wuuno
Omwami omwami (yeah eh)
Owange wuuno (eh)

Ntunuulira oba tondaba yambala gaalubindi
Abannimbalimba bangi nja kukolera report
Wanfuula kya maguzi ekyo kibaako receipt
Wampanika mu bbanga wanteekamu parachute
Mwami eh, wankyusa omulembe
When I need some money
You bring me money
When I need honey
You bring me honey
By’onkoledde bimala mazima bimala
Mwami yeah

Omwami omwami
Omwami wuuno (owange wuuno ah)
Omwami omwami
Owange wuuno (omwami yeah)
Omwami omwami
Omwami wuuno (omwami wange)
Omwami omwami
Owange wuuno

Nze kati nava ku dunia
Batuwoowe mu muzikiti gwa Diniya
Oba tugende mu kkanisa
Tukimalire mu kkanisa
Akimmalire (leero)
Awo maama eeh (ky’ekyo)
Akimmalire (leero)
Awo maama eeh (ky’ekyo)
Owange akimmalire (leero)
Awo maama eeh (ky’ekyo)

Love etwambaza amataayi
Oluusi ne twambala bow tie
Tunyumire mu buteeteeyi?
Oba ka dinner dressing eh?
Love eno ah
Love eno ah

Omwami omwami (love eno!)
Omwami wuuno (love eno ah)
Omwami omwami (omwami wange)
Owange wuuno (omwami y’ono)
Omwami omwami (omwami yeah eh)
Omwami wuuno (mummy wewe)
Omwami omwami (omwami wange)
Owange wuuno

Omwami omwami (omwami wange)
Omwami wuuno (omwami wuuno ah)
Omwami omwami (omwami wange)
Owange wuuno (omwami yeah eeh eeh )
Omwami omwami (omwami wange)
Omwami wuuno (omwami wuuno)
Omwami omwami (omwana, omwana)
Owange wuuno (owange wuuno)

Akimmalire (leero)
Awo maama eeh (ky’ekyo)
Akimmalire (leero)
Awo maama eeh (ky’ekyo)
Owange akimmalire (leero)
Awo maama eeh (ky’ekyo)

Aaah