Ooh ooh uuh uuh Uuh uuh uuh uuh Danz ku mapeesa Ooh ooh ooh uuh Ebintu byomukwano temuba kugezesa Bwoyagala oyagalila dala No temuba kugeresa Teri nasiimu nti onakuba ob′o bipinge Bwogezako bakukwatilayo nolaba Ebya lavu uuh Ono owange ta bipinga Bwakuba simu misinga Bwanyiza simu mixinga No simu chitinga Oliwambala ma sweetie ma darling Obusomyo bwa lavu bwontademu Obungi Manya bunsonsomola Onjjagaza bumalilivu mwana gwe eh (Bunsonsomola) Nondeka nyinza okugwa eddalu uuh Baibe Onjjagaza bumalilivu mwana gwe (Bunsonsomola) Obusomyo bwa lavu bwontademu obungi Manya Bunsonsomola Nebuzza wavawa gwe sweetie Ankubiisa omutima Ndinga akagabi ku taale huh Lavu yo enyiliza ela awo kale Naye ate bwondekawo Oliba onkubye olubaale ayaayaaya Togezanga nondekawo kilabe Ki baibe Ndi baibe wo tonumya kilabe Kimanye mugwe na lockinga Abalala sibafilinga Nze gw'alimu byendakinga baibe Byenfilinga sweetie Onjjagaza bumalilivu mwana gwe (Bunsonsomola) Nondeka nyinza okugwa eddalu uuh Baibe Onjjagaza bumalilivu mwana gwe (Bunsonsomola) Obusomyo bwa lavu bwontademu obungi Manya bunsonsomola Ebya lavu uuh, manya bunsonsomola Olina engeli gyewakyusa obwongo Nebutegela gwe, wabulako kimu Kunelabiza maange olibiki Naye Nkwagala nga bwolengela empuungu Bweyagala ebile Ndikufilako ng′omuvuubi nkusumachi (Ku nsumachi baibe) This love is magic Egaziye nga Atlantic Kubalala baibe am allergic (am allergic eh am allergic baibe) This love is magic Egaziye nga Atlantic Kubalala baibe am allergic (am allergic baibe) Onjjagaza bumalilivu mwana gwe (Bunsonsomola) Nondeka nyinza okugwa eddalu uuh Baibe Onjjagaza bumalilivu mwana gwe eh (Onsonsomola) Obusomyo bwa lavu bwontademu obungi Manya bunsonsomola Ono owange ta bipinga Bwakuba simu misinga(ebya lavu) Simu mixinga No simu chitinga
Show more