0:00
3:02
Now playing: Bwogana

Bwogana Lyrics by Recho Rey, Winnie Nwagi


Hmmm yeah
A Winnie Nwagi
Saint Andrew Music Fire Baby
Recho Rey let’s do it again, yeah

Am sexy ekyo nkimanyi (ekyo nkimanyi)
Ka figure keeko nakyo nkimanyi (nakyo nkimanyi)
African chocolate skin ggwe ogimanyi? (tondaba)
Ate ewaka tulinamu tulina money
Ggwe yandeese mu kidongo
Kyokka toyagala kuzina na ndongo!
Oyagala nnyiige nnyo mu kidongo
Tuddeyo eka ate nkukube omugongo! (hmmm)
Babe tontanku tontankuula (totawaana)
Bw’onyiiza tonnyiigulula (tokigeza)
Bwe nku call nota cominga
Babe ddala muli onjagaza ki?
I want a man
Who can understand
If you understand
You will give me time
If you give me time
I will give you love
Buli kimu tukikola alaali

Ggwe bw’ogaana
Nga nfunayo bw’ogaana
Nga mpepeya n’omulala bw’ogaana
Nga nnyiga next ate bwe bantwala
Nze tonnoonya
Ggwe bw’ogaana
Nga nfunayo omulala bw’ogaana
Nga mpepeya n’omulala bw’ogaana
Nga nnyiga next ate bwe bantwala
Baby tonnoonya

Bad boy bad boy don’t check my phone
Nga n’obumessage obulimu temuli yiyo
Oyagala kunyiiga
Sikebera yiyo saagala kukaaba
Eyo tuveeyo
Actually gula enkoko tubwebwene
Tumya ka soda oba tumya ku mwenge
Tuzine amazina ppaka tuweekeere
Enkya sasula ka masaagi baweeweete
Hmmm, igye gula enkoko tubwebwene
Tumya ka soda oba tumya ku mwenge
Tuzine amazina ppaka tuweekeere
Enkya sasula ka masaagi baweeweete
He he

Hmmm, munda mpulira omuliro (what!)
I want a fire man (yeah)
Ate bwe nfuna ekisujja
Njagala obeere musawo (haha, true)
Am sexy ekyo nkimanyi (ekyo nkimanyi)
Ka figure keeko nakyo nkimanyi (nakyo nkimanyi)
African chocolate skin ggwe ogimanyi? (tondaba)
Ate ewaka tulinamu tulina money
Ggwe yandeese mu kidongo
Kyokka toyagala kuzina na ndongo!
Oyagala nnyiige nnyo mu kidongo
Tuddeyo eka ate nkukube omugongo! (hmmm)
Babe tontanku tontankuula (tokigeza)
Bw’onyiiza tonnyiigulula
Bwe nku call nota cominga
Babe ddala muli onjagaza ki?
I want a man
Who can understand
If you understand
You will give me time
If you give me time
I will give you love
Buli kimu tukikola alaali

Winnie mugambe
Nze n’amaziga onsangule
Yeah
Yeah
He he