0:00
3:02
Now playing: Olaba Otya

Olaba Otya Lyrics by Winnie Nwagi


Amalala nsul'eri nga kyokolo
DJ tuterere akeshongoro
Skillz on the beat, we're big tukuba
Abagetto n'abasula e kololo (Skillz)
Ontunulide ne ntawa
Bw'okikoze okumala essaawa
Onsemberedde ne mpunga
It's you that I want to be my lover
Amalala ngasul'eri nga kyokolo
Omutima ne guzina wankyekekya
So loyal nga love y'essomero
Nze gwe gwendabamu akakodyo
Ye kikyo, mpanise emikono nkugideko sepewo
Like 1234, your body move pon the floor
Ni nzyenda yona, I want it all
Olaba otya, bwetukikwasaganya
Mu kikiri mpaka budde kukya
Olaba otya, bwetukikwasaganya
Ne bwebabigyamu empalana
Okilaba otya, bwetukikwasaganya
Mu kikiri mpaka budde kukya
Olaba otya, bwetukikwasaganya
Paka nga tetukyasobola
Yo bwoy, gwe kasamba lyanda
Gw'asobola namba 9
Ah, gwe kasamba lyanda
Ne mu kisawe osamba kyendda
Tonjigiriza maalo, kuba gwe alimu sukali nkukuma nga askari
Tondabisa mu bantu, bwenkuyita sember'eno abalala fire burn
Tonjigiriza maalo, kuba gwe alimu sukali nkukuma nga askari
Tondabisa mu bantu, penzi lako hatari kama jua kali
Ye kikyo, mpanise emikono nkugideko sepewo
Like 1234, your body move pon the floor
Jangu tukikwasaganye
Olaba otya, bwetukikwasaganya
Mu kikiri mpaka budde kukya
Olaba otya, bwetukikwasaganya
Ne bwebabigyamu empalana
Okilaba otya, bwetukikwasaganya
Mu kikiri mpaka budde kukya
Olaba otya, bwetukikwasaganya
Paka nga tetukyasobola
Yo bwoy, gwe kasamba lyanda
Gw'asobola namba 9
Ah, gwe kasamba lyanda
Ne mu kisawe osamba kyendda
Amalala nsul'eri nga kyokolo
DJ tuterere akeshongoro
This is another hit, we're big tukuba
Abagetto n'abasula e kololo
Be like bro so I be like siso
Aba negativity nga tetubefasa
Make me scream your name on a microphone
Eno dance floor ebeere nga viita
Ontunulide ne ntawa
Bw'okikoze okumala essaawa
Onsemberedde ne mpunga
It's you that I want to be my lover
Olaba otya, bwetukikwasaganya
Mu kikiri mpaka budde kukya
Olaba otya, bwetukikwasaganya
Ne bwebabigyamu empalana
Okilaba otya, bwetukikwasaganya
Mu kikiri mpaka budde kukya
Olaba otya, bwetukikwasaganya
Paka nga tetukyasobola
Yo bwoy, gwe kasamba lyanda
Gw'asobola namba 9
Ah, gwe kasamba lyanda
Ne mu kisawe osamba kyendda
Olaba otya, bwetukikwasaganya (bwetukikwasaganya)
Mu kikiri mpaka budde kukya (bwetukikwasaganya)
Olaba otya, bwetukikwasaganya (bwetukikwasaganya)
Ne bwebabigyamu empalana (anti olaba otya)
Anti olaba otya, bwetukikwasaganya (olaba otya)
Mu kikiri mpaka budde kukya (olaba otya)
Olaba otya, bwetukikwasaganya (Swangz Avenue)
Paka nga tetukyasobola
Amalala nsul'eri nga kyokolo (nga kyokolo)
DJ tuterere akeshongoro (Winnie, to the Nwagi)
Skillz on the beat, we're big tukuba (tukuba)
Abagetto n'abasula e kololo