0:00
3:02
Now playing: Musawo (Live)

Musawo (Live) Lyrics by Winnie Nwagi


Nkukubira winter, nga n′ebigere mbinyise water
Katikitiki tiktak, nga ninda gwe ondetere sweet
Nkukubira winter, nga n'ebigere mbinyise water (oh oh oooh)
Katikitiki tiktak, nga ninda gwe baibe lw′onada

Hmm nga bwakasasaana, ne'njuba enkyanaaba amaaso
Mpita linnya lyo baibe, hmmm
Your love is making me go crazy
Ontambulira mu musaayi
Obulamu bwange bukwetaaga aah, uh
Kwekusalawo nkwesooke
Nkuwe ka breakfast in bed
Yegwe gwempita owewange
Sikukweka okujako nga okyagade
Yegwe gwenalota nga
Gwenalalasa nga buli jendaga
Wotoli okulya nga setaaga (setaaga)
Apettite nga yekyanga
Nomutima nga gwewuuba
Wasuka kubyekyama
Kyenva sigwa kwerwaza
Nadala ng'olude okudda ekka

Omusawo
I′m loving your love baibe, musawo
Nze gwe gwempita owange, omusawo
I′m loving your love daily, musawo
Wadde nga sinakwata munsawo
I'm loving your love baibe, musawo
Nze gwe gwempita owange, omusawo
I′m loving your love daily, musawo
Wadde nga sinakwata munsawo

Eno tricky guitar melody, mu matu ondeta insanity (dalu dalu)
Bw'oba wendi, eno Uganda eba nga California (say dalu dalu)
Kankubulire, akusinga bwenanonya yambula (yambula)
Olina energy, gwe wotoba n′otulo twelaga
Baibe, no fire can cool without you (lalala)
Olina body perfume ensufu (yeah yeah)
Musawo, karibu kwangu nikupe mapenzi yote
Darling, yegwe ansana, delicious amount of supu
Baibe, wona wewakwata, awampuuza nedda nedda

Omusawo
I'm loving your love baibe, musawo
Nze gwe gwempita owange, omusawo
I′m loving your love daily, musawo
Wadde nga sinakwata munsawo
I'm loving your love baibe, musawo
Nze gwe gwempita owange, omusawo
I'm loving your love daily, musawo
Wadde nga sinakwata munsawo

Hey Hey, hey
Dans kumapeesa
A Winnie Nwagi
J-Power J-power, lala lala
Engeri gyotabula edagala erinzijanjaba omutima nyumirwa
Yes I′m so in love with you, my sweet sweet addiction nz′onyumira
Olimu amasavu, nze kugwe nebwentambuza sapatu sitoma
Ekintu ekisinga okungumya nti toli mafuta mukamotoka akalala
Kyenva n'kubira winter, nga n′ebigere mbinyise water (yeah)
Katikitiki tiktak, nga ninda gwe ondetere sweet (hey yeah yeah)
Nkukubira winter, nga n'ebigere mbinyise water (ooh)
Katikitiki tiktak, nga ninda gwe baibe lw′onada

Omusawo
I'm loving your love baibe, musawo
Nze gwe gwempita owange, omusawo
I′m loving your love daily, musawo
Wadde nga sinakwata munsawo
I'm loving your love baibe, musawo
Nze gwe gwempita owange, omusawo
I'm loving your love daily, musawo
Wadde nga sinakwata munsawo

Hey eh, musawo (I′m loving it)
Omusawo (oh I′m loving it)
Hey eh, musawo (wade nga sinakwata mu nsawo)
Heey hey, Danz Kumapeesa musawo (I'm loving it)
Omusawo a Winnie Nwagi (I′m loving it)
J-power J-power (wade nga sinakwata mu nsawo)
Lala lala
Musawo, oh