(Intro)
Sound Fall
(Verse 1)
Agamba ntikula ko wano
Ndeese mungi era guzitowa
Omukwano mungi guno
Neetise sukari ssi mululuuza
Gwe nasemba okwagala
Yali yayagala omulala e’Busabala
Era bwe nakimanya ayagala omulala
Nanyiga next kwekukwagala
(Chorus)
Forever you and I
Together each other
Nkuwe ku mwanyi oba ku nsaali
Manya we are meant to be together
Forever you and I
Together each other
Nkuwe ku mwanyi oba ku nsaali
Manya we are meant to be together
(Verse 2)
Guno gulinga omuyaga mu banga
Gumpanise nga kapera
Hakiya mungu wallahi
Billahi tallahi wallahi
Kenkusanga kw’ono wallahi
Amazima oba ompendudde
Hakiya mungu wallahi
Billahi tallahi wallahi
Kenkusanga kw’ono wallahi
Amazima oba ompendudde
(Bridge)
Ky’oba omanya kati ndi wuwo
Njagala nkuwe omukwano gwa kawoowo
Nakwesigaliza wano ku mwooyo
Onyumisa omukwano mu kisoto
Buli lw’obikola
Eno nenyumirwa
Leero nte amata ga kukama
Ogenda n’onkyamula
Nenkyamuka
Kati nze driver wesibe olukoba
(Chorus)
Forever you and I
Together each other
Nkuwe ku mwanyi oba ku nsaali
Manya we are meant to be together
Forever you and I
Together each other
Nkuwe ku mwanyi oba ku nsaali
Manya we are meant to be together
(Outro)
My ninja my Rambo
Lion in the jungle
Okyanga omupira nga Ronaldo
[?] me I love you
Omukwano mungi guno
Neetise sukari ssi mululuuza
Gwe nasemba okwagala
Yali yayagala omulala e’Busabala
Era bwe nakimanya ayagala omulala
Nanyiga next kwekukwagala