(Intro)
Gundi muli
Gundi muli munda
Gundi muli
Spice Diana ne Liah Ote (Sound Fall)
(Verse 1)
Agamba ntikula ko wano
Ndeese mungi era guzitowa
Omukwano mungi guno
Neetise sukari ssi mululuuza
Gwe nasemba okwagala
Yali yayagala omulala e’Busabala
Era bwe nakimanya ayagala omulala
Nanyiga next kwekukwagala
(Chorus)
Forever you and I
Together each other
Nkuwe ku mwanyi oba ku nsaali
Nkugoberera ndi kyaana kya trailer
Forever you and I
Together each other
Nkuwe ku mwanyi oba ku nsaali
Nkugoberera nga ekyaana kya trailer
(Verse 2)
Guno omukwano gulinga luyiira
Eno ewange gwongera kutumbuka
Funa ka fan beleete bawujje
Eno ewange nyongera ku kyamuka
Harakaraka nga kiwedde
For your case nyongera kuyebayeba
Bw’ayogera alina e ggono
Ampa love unconditional
Guno omukwano gwa original
Nze n’ono tuli tuti
Baby
(Chorus)
Forever you and I
Together each other
Nkuwe ku mwanyi oba ku nsaali
Nkugoberera ndi kyaana kya trailer
Forever you and I
Together each other
Nkuwe ku mwanyi oba ku nsaali
Nkugoberera nga ekyaana kya trailer
(Verse 3)
Buli lw’obikola
Eno nenyumirwa
Leero nte amata ga kukama
Ogenda n’onkyamula
Nenkyamuka
Kati nze driver wesibe olukoba
My ninja my Rambo
Lion in the jungle
Osamba omupira nga Ronaldo
[?] me I love you
(Chorus)
Forever you and I
Together each other
Nkuwe ku mwanyi oba ku nsaali
Nkugoberera ndi kyaana kya trailer
Forever you and I
Together each other
Nkuwe ku mwanyi oba ku nsaali
Nkugoberera nga ekyaana kya trailer
(Outro)
It’s Temperature Touch