(Verse 1)
Yasinga sere owonya, gatako amakerenda
Ono buwoomi bwa katunda, lyenvu oba matugunda
Munda mu mutima gwe mwendi kekadukulu
Ono enva ezinoze ebiboga n'obutungulu
Kale mwagala kuffa nobody gamba
Ampadde ekisinga, ah ah, simubanja
(Chorus)
Nze kati emirembe gimazeko emirembe
Mutomede kisenge
Nze amulina omumpembe
Emirembe gimazeko emirembe
Simbawo akati, yenze amulina omumpembe
(Verse 2)
Mubulungi ozitowa nyo nebweba canter ekwama
Gwe oli kakumugunya kandi mutama
Love bwe luba lugendo kumutima ggwo nange kwenkyaama
Bw'oba wendi wano heh
Nyumirwa nga musama
Yes if I was to sky walk
I would want u by my side my love
You're my treasure and hardest rock
I hide, you're my warrior in love war
Omukwano tampa mutono kunsiikuula njoka
Kampomerwe ngamukodo kubono nafuna noga
(Chorus)
Nze kati emirembe gimazeko emirembe
Mutomede kisenge
Nze amulina omumpembe
Emirembe gimazeko emirembe
Simbawo akati, yenze amulina omumpembe
(Bridge)
Yasinga sere owonya, gatako amakerenda
Ono buwoomi bwa katunda, lyenvu oba matugunda
Munda mu mutima gwe mwendi kekadukulu
Ono enva ezinoze ebiboga n'obutungulu
Love bwe luba lugendo kumutima ggwo nange kwenkyaama
Bw'oba wendi wano heh
Nyumirwa nga musama
(Chorus)
Nze kati emirembe gimazeko emirembe
Mutomede kisenge
Nze amulina omumpembe
Emirembe gimazeko emirembe
Simbawo akati, yenze amulina omumpembe