Nguwulira Lyrics by Aria


(Intro)

Wangere wangere wa
Wangere wangere wa (Talent Walls)
Wangere wangere wa
Wangere wangere wa (Born to be a star)

(Verse 1)

Nkasuse emikono eluuyi eluuyi
Kyona ky'oyagala nkola
Bino ebi love byo byamenya menya
Simanyi oba kiki kye wandoza
Bino buli kadde by'olaba nyirira
Ssebirungo yeggwe
Morning to evening
Mba nkuyoya even during the night
Bali abalala balya kaabuuyi naye ggwe enyama gyenkuwa
Nzena ge matwale go
Wekole byona oba baffa baffe

(Pre-Chorus)

Mpulira enkone zipekera
Mbu gano maalo geganeraza
Njagala ngupike gusamuke
Ne ku mirirwano balembeke

(Chorus)

Nguwulira
Nguwulira omukwano nguwulira
Lemezako
Omuliro linya todiriza
Nguwulira
Nguwulira omukwano nguwulira
Lemezako
Omuliro linya todiriza

(Verse 2)

Fine fine fine fine
Bw'oba nange mbeera fine
Pain pain pain pain
Bw'ova wendi nfuna pain
By the way, personally
I love the way you do me particularly
This is love is not local local we
Higher level internationally
We take a pose
Smile gisaaniike emitima togibalula
Menyeka mu, kyuka mu, ah ssh

(Pre-Chorus)

Mpulira enkone zipekera
Mbu gano maalo geganeraza
Njagala ngupike gusamuke
Ne ku mirirwano balembeke

(Chorus)

Nguwulira
Nguwulira omukwano nguwulira
Lemezako
Omuliro linya todiriza
Nguwulira
Nguwulira omukwano nguwulira
Lemezako

(Verse 3)

Nkasuse emikono eluuyi eluuyi
Kyona ky'oyagala nkola
Bino ebi love byo byamenya menya
Simanyi oba kiki kye wandoza
Bino buli kadde by'olaba nyirira
Ssebirungo yeggwe
Morning to evening
Mba nkuyoya even during the night

(Chorus)

Nguwulira
Nguwulira omukwano nguwulira
Lemezako
Omuliro linya todiriza
Nguwulira
Nguwulira omukwano nguwulira
Lemezako
Omuliro linya todiriza


About the song "Nguwulira"

"Nguwulira" is the fourth track from Aria's "Intense" EP. The song was produced by Emma, and released on December 27, 2024 through Talent Walls.