Welaba Lyrics by Dr Lover Bowy


Dr. Lover Bwoy
boom boys
We beat dem badder
X on the beat

Munda omutiima gumanja
Nguteresa ebanga guwunya nga kyenyanja
Buli lunaku lover yo gyenkunganya
Ela bwonkyawa oba ondese wakati munyanja
Kululwo nze sitya basawo b'ekinansi
Mukwano gadala nze ompomeera nga nanansi
Katugeze nga nvudde mubulamu bwensi
Bwembeera sinabuvaamu nsaba ompeeyo ka chance

Noonya mukyala ananjagala ko
Nga nebwemba siriwo ananjogerako
Kagati aka toss anansalirako
Anazuukuka mu ttumbi nansabirako

Welaba bambi ŋŋenze kukola welaba
Mmm, welaba munange ŋŋenze kukola welaba (ŋŋenze)
Welaba bambi ŋŋenze kukola welaba
Mmm, welaba munange ŋŋenze kukola welaba (gwe ninda munange)

Nebwendiba dear kuluda lwabalabe
Nditoloka wo nyabo nzijje nkulabe
Nebwoliba nga face yo ejudde embalabe
Yenze muvubuka alikwesibangako onjagale
Baby, kigambo kinkumire
Nga nebwemba siriwo ela okitereke
Omutiima munage bagutagazana
Eh, nsuubiza nebwenffa gw'agusigaza

Nkuwoze ebanja lino banja
Biwundu by'omutiima tobikosanga
Nebwewayita ebanga tondekanga
Nkusaba onekumire

Welaba bambi ŋŋenze kukola welaba
Mmm, welaba munange ŋŋenze kukola welaba (ŋŋenze)
Welaba bambi ŋŋenze kukola welaba
Mmm, welaba munange ŋŋenze kukola welaba (gwe ninda munange)

Munda omutiima gumanja
Nguteresa ebanga guwunya nga kyenyanja
Buli lunaku lover yo gyenkunganya
Ela bwonkyawa oba ondese wakati munyanja

Kigambo kinkumire
Nga nebwemba siriwo ela okitereke
Omutiima munage bagutagazana
Eh, nsuubiza nebwenffa gw'agusigaza (baby)

Noonya mukyala ananjagala ko
Nga nebwemba siriwo ananjogerako
Kagati aka toss anansalirako
Anazuukuka muntumbi nansabirako

Welaba bambi ŋŋenze kukola welaba
Mmm, welaba munange ŋŋenze kukola welaba (ŋŋenze)
Welaba bambi ŋŋenze kukola welaba
Mmm, welaba munange ŋŋenze kukola welaba (gwe ninda munange)