Guma Lyrics by Dr Lover Bowy


Dr. Lover Bwoy

Lover mpulira omubiri nga mugonvu, mmh baby!
Gyetuvudde olugendo nga luwanvu, mmh maama!
Nga tuyise mu buko n'obugonvu, mmh baby!
Nga ekyobugaga bulamu nga twali baavu, mmh maama!

Nga wagumira akawunga ka muwogo
Kulwange noguma obune ebisago
Nga amabanja mangi agatuli mu bulago
Genewola nkugulire ekizigo
Mukama nze kyensaba nkuwe embeera
Nze nebwenffa gwe olina okuwangala
Bwe nsiruwalanga nenkwerabira
Kale mukama akikolanga nantwala
Nebwolibanga tonetaga
Afazali ndisingayo ebyange okukutaasa
Nebwolibanga kale oli mile
Ndikola butawera nkulete smile

Bambi nkusaba ogume nange, eh eh maama!
Lulikya lumu naffe tubuke nga nyange, eh eh baby!
Munange nkusaba ogume nange, eh eh baby!
Bizibu bya dunia ela tubimale naawe
Bambi nkusaba ogume nange

Oba nkube engiri ku nguudo zekibuga
Boona bakimanye nti yegwe gwenjagala
Nebwegaliba mataba njige okuwuga
Yadde sirina kasente gwe omeze amalala

Omukwano gwo guli diini
Elintwala ku church ela ku Sunday nensabamu
Omutima gwo ogwo ye Benz
Mwenjoya okutula bambi nange banvugamu

Nzukukuka ne mukiro nsaale
Omulungi gwenjagala owangaale
Mukwano terulikya nkubogolere
Ka love letter mpandike mmale nkusindikire eh!

Bambi nkusaba ogume nange, eh eh maama!
Lulikya lumu naffe tubuke nga nyange, eh eh baby!
Munange nkusaba ogume nange, eh eh baby!
Bizibu bya dunia ela tubimale naawe
Bambi nkusaba ogume nange

Nga tuyise mu buko n'obugonvu, mmh baby!
Nga ekyobugaga bulamu nga twali baavu, mmh maama!

Oba nkube engiri ku nguudo zekibuga
Boona bakimanye nti yegwe gwenjagala
Nebwegaliba mataba njige okuwuga
Yadde sirina kasente gwe omeze amalala

Omukwano gwo guli diini
Elintwala ku church ela ku Sunday nensabamu
Omutima gwo ogwo ye Benz
Mwenjoya okutula bambi nange banvugamu

Nzukukuka ne mukiro nsaale
Omulungi gwenjagala owangaale
Mukwano terulikya nkubogolere
Ka love letter mpandike mmale nkusindikire eh!

New life music!