0:00
3:02
Now playing: Nsudiya

Nsudiya Lyrics by Aroma


Ah dis a Legend Production
Kiwanuka (na muyembe)
Kiwanuka yawanuka (na muyembe)
T.N.S

My baby tolina kukyusa mu mbeera zo
Tondeka ku ttaka nga terrazzo
Tolina kukyusa mu mbeera zo
Ndabika nasiima ezo
Aroma
My baby I’ll never leave for another kilometer
Nga mwana w’ani gw’oleka musana ppereketya?
Ng’ani gw’oleka wano ne love ekulukuta?
Ye ke nakwambaliddemu akagoye kali katya?
Ndaga nti osiima amaaso go kye galabako
Ekitabo ky’omukwano ne nkisomako
Njagala ng’ompaana ne nkuwaanako
Enkola y’abatiini love y’ekito

Nsudiyaamu
Bwe mbikola ne binyuma
Nsudiya
Babikola nebitanyuma
Nsudiyaamu
Bwe nkikuba ne binyuma
Nsudiya ah
Omutima ne gubuguma
Nsudiyaamu
Ssi kingi ssi kingi
Nsudiya
Ssi kingi naye kingi
Nsudiyaamu
Ssi kingi ssi kingi
Nsudiya ah
Ssi kingi naye kingi

Kati nno babe kankuwe ku mata
Ate bwotakaliza kikompe tokita
Abatameggebwa mukwano mbuuza bameka?
Abo abalina emitima egitamenyeka!
You think so me crazy
‘cause you make me so wavy wavy
Just come back to my bed
Bwe mba nkunoonya my babe tombula
My baby I’ll never leave for another kilometer
Nga mwana w’ani gw’oleka musana ppereketya?
Ng’ani gw’oleka wano ne love ekulukuta?
Ye ke nakwambaliddemu akagoye kali katya?

Nsudiyaamu
Bwe mbikola ne binyuma
Nsudiya
Babikola nebitanyuma
Nsudiyaamu
Bwe nkikuba ne binyuma
Nsudiya ah
Omutima ne gubuguma
Nsudiyaamu
Ssi kingi ssi kingi
Nsudiya
Ssi kingi naye kingi
Nsudiyaamu
Ssi kingi ssi kingi
Nsudiya ah
Ssi kingi naye kingi

Kati nno babe kankuwe ku mata
Ate bwotakaliza kikompe tokita
Abatameggebwa mukwano mbuuza bameka?
Abo abalina emitima egitamenyeka!
My baby tolina kukyusa mu mbeera zo
Tondeka ku ttaka nga terrazzo
Tolina kukyusa mu mbeera zo
Ndabika nasiima ezo
My baby I’ll never leave for another kilometer
Nga mwana w’ani gw’oleka musana ppereketya?
Ng’ani gw’oleka wano ne love ekulukuta?
Ye ke nakwambaliddemu akagoye kali katya?

Nsudiyaamu
Bwe mbikola ne binyuma
Nsudiya
Babikola nebitanyuma
Nsudiyaamu
Bwe nkikuba ne binyuma
Nsudiya ah
Omutima ne gubuguma
Nsudiyaamu
Ssi kingi ssi kingi
Nsudiya
Ssi kingi naye kingi
Nsudiyaamu
Ssi kingi ssi kingi
Nsudiya ah
Ssi kingi naye kingi

Kiwanuka (na muyembe)
Kiwanuka yawanula (na muyembe)
T.N.S
Ah dis a Legend Production