0:00
3:02
Now playing: Check Yo Lover

Check Yo Lover Lyrics by Aroma


T.N.S
The Oracle
Ky’olina okumanya nti baby waali (mateeka)
N’omukwano gwe mupya gukyali
Aroma
N’ebimu nze binnema
Kyokka eky’okukwagala ekyo nkijjukira bukyali

Ow’omukwano ntambulemu naawe
Naawe bae, naawe bae
Ow’omukwano nkyakalemu naawe bae
Naawe bae, naawe bae
Nnema butamanya kyendi
(Check yo lover)
Ng’ebikutagaza byendi
(Check yo lover)
Lw’olicakala nga mwendi
(Check yo lover)
Bawala ndibawa challenge

Nina omukwano gwo maximum minimum level
Gubuna bibuga gubuna byalo
Omukwano gwo omungi
Guno gunsensera
Gusalako mpola
Gukaluba nga mupiira oguliko enjola
Toli muyeekera
Owanika bbendera
N’abayeekera nabawera nga beewera
Ky’olina okumanya nti baby waali (mateeka)
N’omukwano gwe mupya gukyali (so take all)
N’ebimu nze binnema
Kyokka eky’okukwagala ekyo nkijjukira bukyali

Ow’omukwano ntambulemu naawe
Naawe bae, naawe bae
Ow’omukwano nkyakalemu naawe bae
Naawe bae, naawe bae
Nnema butamanya kyendi
(Check yo lover)
Ng’ebikutagaza byendi
(Check yo lover)
Lw’olicakala nga mwendi
(Check yo lover)
Bawala ndibawa challenge

My lover, my lover
Bae come reach me
Obwogi bw’omukwano mbugeza kissi
Hey lover, hey lover
C’mon assist me
Nsudiya neekoze nga ba pick me
I know you need a love time for two
I guess you wanna guess what the bad girl go do
Era vva ku by’omanyi something bi new
Ne bw’onnumya otya you di kind I pursue
Ky’olina okumanya nti baby waali (mateeka)
N’omukwano gwe mupya gukyali (so take all)
N’ebimu nze binnema
Kyokka eky’okukwagala ekyo nkijjukira bukyali

Ow’omukwano ntambulemu naawe
Naawe bae, naawe bae
Ow’omukwano nkyakalemu naawe bae
Naawe bae, naawe bae
Nnema butamanya kyendi
(Check yo lover)
Ng’ebikutagaza byendi
(Check yo lover)
Lw’olicakala nga mwendi
(Check yo lover)
Bawala ndibawa challenge

Nkutwala out bwotontwala out
Oli mujaasi ssi mu scout
Sirina another one or another two
Gw’alina eddoboozi erinnyonyoogera okutu
Ky’olina okumanya nti baby waali (mateeka)
N’omukwano gwe mupya gukyali (so take all)
N’ebimu nze binnema
Kyokka eky’okukwagala ekyo nkijjukira bukyali

Ow’omukwano ntambulemu naawe
Naawe bae, naawe bae
Ow’omukwano nkyakalemu naawe bae
Naawe bae, naawe bae
Nnema butamanya kyendi
(Check yo lover)
Ng’ebikutagaza byendi
(Check yo lover)
Lw’olicakala nga mwendi
(Check yo lover)
Bawala ndibawa challenge

A dis a Legend Production