0:00
3:02
Now playing: Automatic

Automatic Lyrics by Aroma


Hmmm
Aroma
Ah Dis a Legend Production
T.N.S
Abo ba killer

Bwemba ne gye ndaga nvugibwa
Serulungi ono eyankuba akaama
Abavuzi abalala bagikwata bubi
Emmotoka n’ebula okwama
Gear okyusa bukyusa up and down
Nze nfudde nze
Easy babe, mu ggaali yo nange mwendi
Kyana gwe ate oba nze

Nkwagala biri babe (vroom vroom)
Automatic
Wansumulula open (vroom vroom)
Automatic
Nze nkwagala biri babe (vroom vroom)
Automatic
Wansumulula open (vroom vroom)
Automatic

Automatic gear yeah yeah yeah
Bitono dear bye mmanja
Kwata ka body kaalaala
Owone bu baby obwalwala
Abo kabampite mba mbanyooma
Nga naye love yo endeeta kaasa
Engeri gear gy’ozikyusa
N’oweta amakoona entamiiza
Nyoola tugende baaba (aah)
Nkyaye buli akukyawa (aah)
Okimanyi ŋŋenda mu maaso
Ku lw’envuga yo eyankuba nessiwaba
Tukiddemu nti

Nkwagala biri babe (vroom vroom)
Automatic
Wansumulula open (vroom vroom)
Automatic
Nze nkwagala biri babe (vroom vroom)
Automatic
Wansumulula open (vroom vroom)
Automatic

Buli lwe neerowoozaako
Ng’eno nkulowoozaako
Nga njagala ojje eno
Abatuuze b’ewange n’obabuuzaako
Obwedda nsomasoma akamati
Nga mbalabala nti nti
Kaalinnya ati ku kya wakati
Mugambe eyeerinda tabeera muti
Ssi mutiitiizi
Driver wange special
Simukozesa bu commercial
N’emitima gyaffe emabega giveeyo
Kubanga tugenda mu maaso

Nkwagala biri babe (vroom vroom)
Automatic
Wansumulula open (vroom vroom)
Automatic
Nze nkwagala biri babe (vroom vroom)
Automatic
Wansumulula open (vroom vroom)
Automatic

Herbert Skillz pon dis one