0:00
3:02
Now playing: Heart of a Winner

Heart of a Winner Lyrics by B2C


Mr. Lee & Bobby
Yeah yeah yeah ah ah
A B2C Bobby Lash again oh
Ooh yeah
Mr. Lee Delivad Julio
Winner, winner

Julio
Nkeera ku makya ne neerekereza
Ng’omutima omugazi era nze ne ngubikkula, yeah
Abanjagaliza ne bansiibula
Mukama ne musaba nnyo luno luleme kunsala, yeah
Ne bwebiba byakalubye nnyo ewange gye nkolera
Njiiyayiiya nnyo nsobole okubaawo
Am not stopping this thing
Until I lose my breath
Am gonna give a hustle in every night and day
One plus one equals to two
Ngya kugatta mpolampola every end of day

Mr. Lee & Bobby
Heart of a winner
Ye yekka alemeralemerako
Ayiiyaayiiya nnyo
Apangapanga tava mu lugendo
Heart of a winner he’s never a looser
Always a winner, winner
Heart of a winner
Ye yekka alemeralemerako
Ayiiyaayiiya nnyo
Apangapanga tava mu lugendo
Heart of a winner he’s never a looser
Always a winner, winner

Mr. Lee
Olaba essaawa eweddeyo
Ensimbi zeevedde
N’emyaka gigenze, alright
Abaana baweze
Emikwano gisenze
N’eŋŋanda zigenze
Naye, nyiikira toba
You want to be a winner
Heart of a winner
Mukama musabe
Yekka y’atalimba ekyo kimanye
Alright al-ri-gh-t
Winner tapowa ye tabireka
Apangapanga n’ayiiya n’ayitawo
What you believe
Is what you achieve
B2C Born to Conquer

Bobby
Beera n’essuubi beera gwe n’amaanyi
Mukama alikuyamba kano nkuwa kabadi
Vva ku bigambo towuliriza kino kya araali
Kati nkugamba mazima luno ssi lwali
Say you have a blessing
Weesige Mukama yekka
Y’asinga byonna
Never give up on something
Oyo yekka yekka
Ye kamalabyonna, ah
Say this low, mu buli ky’okola
Towuliriza pokopoko nze nkulabula
Lunaku ku lunaku manya ebirungi bijja
Ky’olina okola gwe fuba
Nga toseerera

Heart of a winner
Hmm,
Heart of a winner
He’s never a looser
Always a winner, winner