0:00
3:02
Now playing: Awo

Awo Lyrics by B2C ft. David Lutalo


Aah ah aah
B2C Soldiers
Davie Lutalo
(Hehehe)
Ooh
Artin on the beat
Hmmm!

Nsanyuse okulaba
Nakoma kukulaba ku birthday ya Nakuya
Nga ndaba onkeneka, ooh oh
Tudde we twakoma
Munda mutima gwange walekamu omuliro
Mpulira mbabuka, ooh oh
Onfudde na crazy
Nkankanirira mu magulu am lazy
Siiga butter ku mugaati bread
Kkiriza mbeere mukwano gwo friend

Awo, awo
Awo wennyini mukwano gwange awo
Yeah yeah ah
By’ebyo by’ebyo
By’ebyo byennyini mukwano gwange by’ebyo
Yeah yeah yeah babe
Bino bye nkugamba ogenda kufunamu
Bino biyamba ffembi
Njagala okkirize nga teweesisenamu
Bino biyamba ffembi, ooh
Bye nkugamba ogenda kufunamu
Bino biyamba ffembi
Njagala okkirize nga teweesiseemu
Bino biyamba ffembi, aah

Onnyizenyize ebiwundu munda
Gwe kitangaala ekingyakira buli gye ŋenda
Kati tondeka ku mulyango
Honey wange mpeeka ku mugongo
Wadde oyambadde kakondo
Sirikuleka owange omulongo
Oli kibala ki?
Olimu kiki ekikufuula kiti?
Babe, olya mmere na ki?
Ebikwawulanga notaba nga bali

Awo, awo
Awo wennyini mukwano gwange awo
Yeah yeah ah
By’ebyo by’ebyo
By’ebyo byennyini mukwano gwange by’ebyo
Ebinnuma

Mbadde nkulowoozangako
Nkwesunga nkulinze nga mpeke ya tulo
Yeggwe queen gwe twasomangako
Mu butabo bw’abalungi ow’obumwa obugonvu
Yes oh, maama
Ono anyuma ne bwe yesiba leesu, yokka
Feeza, oh oh
Bw’ayaka tamanyi na ttabaaza
Mu kwaka, yeah yeah yeah eh

Bino bye nkugamba ogenda kufunamu
Bino biyamba ffembi (girl)
Njagala okkirize nga teweesisenamu
Biyamba ffembi (yeah aah)
Yeggwe boss, yeggwe doze, yeggwe nurse
Yeggwe my deejay, yeggwe dance
Yeggwe queen, yeggwe moon, yeggwe mars
Yeggwe my future baby yeggwe nurse oh
Nze ndi nsigo, baby yeggwe farmer
Nze ndi kkubo, baby yeggwe driver aaah

Awo, awo
Awo wennyini mukwano gwange awo
Yeah yeah ah
Bino bye nkugamba ogenda kufunamu
Bino biyamba ffembi
Njagala okkirize nga teweesisenamu
Biyamba ffembi, ooh
Bye nkugamba ogenda kufunamu
Bino biyamba ffembi
Njagala okkirize nga teweesisenamu
Bino biyamba ffembi, aah