0:00
3:02
Now playing: Tokyuka

Tokyuka Lyrics by Chosen Becky


Eeh eeh
Oooh eeh

Bw’okyuka oyinza okunzita
Brian Beats
Omukwano kirwadde kiruma

Waliwo omuntu gw’olaba
Ng’enjuba ne bweyaka okufa
Nga ne bwe yewaŋŋamya
Ali omu yekka
Ogenda n’olaba
Entalamule ezisiiba zeetala
Nga ne bwe zeeyisa, tebikuyigula
Omanyi olina omwana oh maama
Y’amanyi byonna ebyange ssikyetaaga
Buli lw’alwa eyo nze mbeera eno
Omutima guba guluma
N’essaawa buli lw’ekoona
Omukka oluusi gubula

Nkusaba bambi tokyuka
Bw’okyuka oyinza okunzita
Tokyuka
Omukwano kirwadde kiruma
Bambi tokyuka
Bw’okyuka oyinza okunzita
Tokyuka aah

Bino mbu omwavu wa kufa
Nkulabamu ensi yange
Ssi ku laavu gy’ondaga
Ndyesanga mpangadde
Olina gwe by’okola
Tonnenya ssibikkuta
Kabakiyite okwekoza
Mpiika laavu yange
Ka volume yongeza
Tekamala gwe tumbula
License zonna olina, nkwewadde
Nze manyi nina omwana oh maama
Y’amanyi byonna ebyange ssikyetaaga aah

Nkusaba bambi tokyuka
Bw’okyuka oyinza okunzita
Tokyuka
Omukwano kirwadde kiruma
Bambi tokyuka
Bw’okyuka oyinza okunzita
Tokyuka aah

Baleke boogere bo bakoowe
Gwe kanya kuseesa
Ondi mungi mutwe laavu embunye
Tosaana kukweka
Babe bw’aba kumpi tewaba kye ŋamba
Daily I wanna be close to you my darling
Buli lw’alwa eyo nze mbeera eno
Omutima guba guluma
N’essaawa buli lw’ekoona
Omukka oluusi gubula

Nkusaba bambi tokyuka
Bw’okyuka oyinza okunzita
Tokyuka
Omukwano kirwadde kiruma
Nze manyi nina omwana
Bw’okyuka oyinza okunzita
Y’amanyi byonna ebyange ssikyetaaga aah