0:00
3:02
Now playing: Wumula

Wumula Lyrics by Chosen Becky


Oh wa, okay
True love
Brian Beats
Baby wumula

Nze okufuna anjagala
Nali manyi teeka, eeeh yii!
Kwekufuna amalala
Kuba nali netya
Naye biluma
Bakuzunza notamwa
Love eluma byadala
Bakulisa byotolya
Pressure elinya bwo bala
Wajja nokyusa ensi yange
Mpulira nga atayagalangako
Omukwano gwompadde ten outta ten
Sibirabangako

Wumula wumula
Gwe alina omutima gwange kakkana, oh oh!
Wumula wumula
Wenakufuna nawumula
Wumula wumula
Gwe alina omutima gwange kakkana, baby!
Wumula wumula
Wenakufuna nawumula

One, abawanuuza tubeerinde
Two, tube babiri two forever
Three, sirikyusa I will be a thriller, for youuuu
Mpa love mpa love, nze nanyumirwa mukwano
Nakoowa entalo, gwe nsulo y'omukwano
Leero tugenda mumaaso
Baby ogenda mumaaso
Omukwano munywevu okira ekyuuma
Natti nywevu osibye ekyuuma 
Love eringa elimu egumba
Mubutuffu enemye tumba, oh oh!

Wumula wumula
Gwe alina omutima gwange kakkana, oh oh!
Wumula wumula
Wenakufuna nawumula
Wumula wumula
Gwe alina omutima gwange kakkana, baby!
Wumula wumula
Wenakufuna nawumula

•••

Am in love am in love, again
Guno omukwano gwaddala
I've never felt like this before
Nali mu struggle yaddala

Wajja nokyusa ensi yange
Mpulira nga atayagalangako
Omukwano gwompadde ten outta ten
Sibirabangako

Omukwano munywevu okira ekyuuma
Natti nywevu osibye ekyuuma 
Love eringa elimu egumba
Mubutuffu enemye tumba, oh oh!

Wumula wumula, oh oh!
Gwe alina omutima gwange kakkana, oh oh!
Wumula wumula
Wenakufuna nawumula
Wumula wumula
Gwe alina omutima gwange kakkana, baby!
Wumula wumula, ooooh!
Wenakufuna nawumula