0:00
3:02
Now playing: Wewano

Wewano Lyrics by Flona

Eya eya eya
Clinix son the beat

Oh! Nkwaniriza munju
Ebaddewo okumala akabanga, ng'erinda nannyini yo
Anajiyingiramu, nga n'ekisumuluzo ekitufu oyo nga yakirina
Bw'otuuka, tunulako mu kasonda awo
Ka switch, katekeko mu kasonda awo
Ng'omulisa wotula, nkuwe ka juice, ka juice yeah

Wewano, wewano bulijjo webakugamba (yingira enju yo)
Wewano, wewano mukwano tebakulimba (eno y'enju yo)

Otuse walungi wano wanyuma
Enjala wekuluma nga tujula
Tekuli sawa woyagalira
Akamuli kange tokawotola
Osaba ku tuzi nofukirira
Wewanaba wampi gwe fukamira

Wewano, wewano bulijjo webakugamba (yingira enju yo)
Wewano, wewano mukwano tebakulimba (eno y'enju yo)
Wewano, wewano bulijjo webakugamba (yingira enju yo)
Wewano, wewano mukwano tebakulimba (eno y'enju yo)

Kati nkuwe ki, ku mapenzi gano nkuwe ki
Omugati, si manyi oba olya ku mugati
Omugati oguliko ka butter omugati
Ka switch, kali awo baby ka switch
Ka switch, katekeko awo ka switch

CRK Planet