Flona on dis one Along side Ziza Bafana Eeehh Giya giya giya yingiza Ozimanyi okuzikuba nezinoga Amazina wankuba biiri nennoga Baby flona nze wankuusa Nkulula mpola, speed controlle Ntwala mpola nyo, speed controlle Nga envuga, speed speed controlle Amakoona gear nenne nyo, speed controlle Linyako ku kyawakali, speed controlle Endiima mukwano ndalu nyo Onvugila mugiya, kyekikumpisa dear Buli lwombera ku near Nange mbeera clear Qwe olinga ebimuli ebinji Njagala kukola obulungi Yadde abakukwana banji Bucket ku mukwano nesiringi Mbu wansula ddalu, ngudde ddalu Olwokuba nkulowoza buli kiro nabali misana nawe Onvugila mugiya, kyekikumpisa dear Buli lwombera ku near Nange mbeera clear Nkulula mpola, speed controlle Ntwala mpola nyo, speed controlle Nga envuga, speed speed controlle Amakoona gear nenne nyo, speed controlle Linyako ku kyawakali, speed controlle Endiima mukwano ndalu nyo Onvuga bulungi naddala nko kumakya Nyabula nywezeza omutima engo nebwegukwakula Yongeza ebinya nyumirwa engeri gyo bilidira Endulu kazivuge nwimbe onyumisa love love Otaputa love Nkuaffu nteffu maazi ga balafu kunyonta gematuufu Mbutuutu osana kwambaza mkuufu Olumye abantu mumaduka toliyo Oli wabu la nga kiliso Oli kikwanso ekitundula omukwano Gw’omupango oqutaliko mutango Ekitabo kyomukwano gwo kindese ebango Nkulula mpola, speed controlle Ntwala mpola nyo, speed controlle Nga envuga, speed speed controlle Amakoona gear nenne nyo, speed controlle Linyako ku kyawakali, speed controlle Endiima mukwano ndalu nyo Onkuba nga emandwa kirabo Wampuza wamalamu obwongo Newumbye nga mpombo Onjogezaki onoyako ntondo Amagzi tondekedde yadde nentondo Nge ekimuli kya rosa mary flower nga akalosa Ka cinnamon I am addicted Flona, ondeese nensonyi mumaaso Bwenkedde ne naaba mu mumaaso Nga rinex yagiri mumitambo Nemuwa cheppe nesuluti taano Nkulula mpola, speed controlle Ntwala mpola nyo, speed controlle Nga envuga, speed speed controlle Amakoona gear nenne nyo, speed controlle Linyako ku kyawakali, speed controlle Endiima mukwano ndalu nyo
Show more