0:00
3:02
Now playing: Yakuba Bbali

Yakuba Bbali Lyrics by Flona


Flona
Rude Bwoy, yeba

Baatandika omuwala ali matiribonna
N'omulenzi we n'abaana baabwe banna
Ssente balina weziri mu makka
Ne motoka bavulumula
Naye mu maaso ge nga mulimu amaziga
Nebuuza oba kiki kyatafuna
Kumbe essanyu yalireka buziba
Nti eyo gyali talifuna

Tekiva ku money nti oba golofa
Kiva ku mirembe mwoyo gwe walonda
Bweguba mupira gwe manya wateeba
Naye ogwono yakuba bbali

Yagukuba bbali
Naye ogwono yakuba bbali
Yagukuba ebbali
Omupira gwe yakuba bbali
Yagukuba bbali
Naye ogwono yakuba bbali
Yagukuba ebbali
Omupira gwe yakuba bbali

Yaŋŋamba nti webali babitandika
Omusajja bambi yamusuubiza
Omukwano love eyekimerica
Naye ssebo
Era kati bamulabira ku kabalaza asmokinga
Akenge yayiga okusippinga
Munyanja y'ebizibu ali omwo afloating
Embeera emujje mu mbeera

Tekiva ku money nti oba golofa
Kiva ku mirembe mwoyo gwe walonda
Bweguba mupira gwe manya wateeba
Naye ogwono yakuba bbali

Yagukuba bbali
Naye ogwono yakuba bbali
Yagukuba ebbali
Omupira gwe yakuba bbali
Yagukuba bbali
Naye ogwono yakuba bbali
Yagukuba ebbali
Omupira gwe yakuba bbali

Baatandika omuwala ali matiribonna
N'omulenzi we n'abaana baabwe banna
Ssente balina weziri mu makka
Ne motoka bavulumula
Naye mu maaso ge nga mulimu amaziga
Nebuuza oba kiki kyatafuna
Kumbe essanyu yalireka buziba
Mbu eyo gyali talifuna

Yaŋŋamba nti webali babitandika
Omusajja bambi yamusuubiza (Naye ogwono yakuba bbali)
Omukwano love eyekimerica
Naye ssebo (Omupira gwe yakuba bbali)
Era kati bamulabira ku kabalaza asmokinga
Akenge yayiga okusippinga (Naye ogwono yakuba bbali)
Munyanja y'ebizibu ali omwo afloating
Embeera emujje mu mbeera (Omupira gwe yakuba bbali)

Naye ogwono yakuba bbali
Omupira gwe yakuba bbali