0:00
3:02
Now playing: Good Citizen

Good Citizen Lyrics by Fresh Kid


Yooo
A Fresh kid uganda
Big up to mama Nakiwala Kiyinji
Bad man records

A good citizen afuna bingi
Good citizen afuna bingi
A good citizen afuna bingi
Nkidamu good citizen afuna bingi
Okukola ng’otademu amaanyi
Ekyo kiba kilungi
K’obe mukulembeze olina okuba omulungi
Nga mama waffe ono Nakiwala Kiyinji
Malaika y’okunsi gwe wandaga omusinji
Buli lukya nsiiba nkusabira ebirungi
Respect njikuweera ddala omilungi
Aah.. gwe atusomesa ebyenjigiriza
Omukadde n’omuto bbona oyigiriza
Tososola kyenva nsiiba nkwebaza
Nkwebaza buli fan wange naye era akwebaza

A good citizen afuna bingi
Good citizen afuna bingi
A good citizen afuna bingi
Nkidamu good citizen afuna bingi
Kampala parents school kwensomesebwa

Ruparelia group muli baddala
Principal eyo yonna gy’oli nkutumideko
Abakakiiko mwena namwe kambakoneko
Abasomesa era n’abazadde kambasimeko
Omutindo gwa parents mwebale ogukuuma bambi
Head boy, head girl, hard work pays
Mwebale kuntereeza i have changed my ways
Lino anti ly’esomo elisembayo
Tugende mu class ebeera eddako
Tutobe tusome ebigezo tubiyite
2019 tujisiibule bulungi

A good citizen afuna bingi
Good citizen afuna bingi
A good citizen afuna bingi
Nkidamu good citizen afuna bingi
A good citizen afuna bingi
Good citizen afuna bingi
A good citizen afuna bingi
Nkidamu good citizen afuna bingi