0:00
3:02
Now playing: Sibilimu

Sibilimu Lyrics by Fresh Kid ft. 14K Bwongo


Intro
Sibiri
Sibiri
Eno Beats
Sibiriimu
A Fresh Kid
A De Texas

Chorus
Ebyo eby'okunywa amasada
Sibiriimu
Mbu nkole ku knuckle
Sibiri
Aah toba wakabi nkimanyi
Sibiriimu
A 14K ebyo sibiri
Sibiri
Fresh eby'okuba omuniga
Sibiriimu
Mbu okule owunzike amacupa
Sibiri
Nze nkubuusa kuba mbimanyi
Eh hii
Sibiriimu
A Fresh Kid sibiri X2

Verse 1
Okay, mu mateeka agafuga abayimbi
Eryansanyusa lyali limu
Nti okozesa ebiragalalagala
Ekyo kikyamu (kibi)
Bw'okwatibwa emyaka kkumi
Mbu nga tokiriimu
I thank God 14K ebyo sibiriimu
(walaayi)
Vva mu kwesoma
Nga bwe bakusasulira room
Manya oli machine mw'eyo room
Eyo yafuuka gym
Nga bw'akumetta laavu
Bw'ajja okumetta siriimu (for real)
Kati mugambe sibiriimu, reject him
Before you become a victim
Nga lujuuju ku ccupa
Eby'ensi tebikumalaamu (tebikumalaamu)
Ne bw'ozuukiza Radio mugambe sibiriimu
Nkimanyi, okozesa maanyi nnyo
Ng'omuliisamaanyi (ng'omuliisamaanyi)
Kyokka ofuna katono nnyo
Era tekawa maanyi
Naye eky'okunyakula essimu
Tekikufuula w'amaanyi
Kakasa nti tobiriimu
(no sibiriimu)

Chorus
Ebyo eby'okunywa amasada
Sibiriimu
Mbu nkole ku knuckle
Sibiri
Aah toba wakabi nkimanyi
Sibiriimu
A 14K ebyo sibiri
Sibiri
Fresh eby'okuba omuniga
Sibiriimu
Mbu okule owunzike amacupa
Sibiri
Nze nkubuusa kuba mbimanyi
Eh hii
Sibiriimu
A Fresh Kid sibiri

Verse 2
Sho, amaaso gange tegabiriimu
(tegabiriimu)
Kubanga tegalina kikyamu
Mwe abalowooza nkubwa
Muli ku kikyamu
Ye ssaawa mumanye nti nze ebyo sibiriimu
Ffenna tukimanyi obutasoma kikyamu
Era nkeera nnyo mu class okubaamu
Mbeera namba emu term ku term
Abakwebera emabega nze abo sibabaamu
Ebya Fille ne Kats ebyo mubiveemu
Eh sorry, ekyo tekibaddeemu
Kirabika 14K y'eyakitaddemu
Naye nze nga nze nga nze ebyo sibiriimu

Chorus
Ebyo eby'okunywa amasada
Sibiriimu
Mbu nkole ku knuckle
Sibiri
Aah toba wakabi nkimanyi
Sibiriimu
A 14K ebyo sibiri
Sibiri
Fresh eby'okuba omuniga
Sibiriimu
Mbu okule owunzike amacupa
Sibiri
Nze nkubuusa kuba mbimanyi
Eh hii
Sibiriimu
A Fresh Kid sibiri

Verse 3
Okay, biveemu eby'okudda ku kkubo okubiriga
Ki ekikunywesa embanga okutunula ng'ekiriga?
Manya nga squeezer life ejja kunyiga
Onoogwa ne mu baniga ne bakkuba erya Mayiga
Am the best rapper you've never seen
I got special weapons and tactics man (SWAT)
Flow tight ng'owakabina mu jean
Kambalekere omusomesa nkole supervision
Kuba ndi mubi ng'ennyindo y'Omuganda
Nga AIDS research sirina gye ??enda
Njagala kubeera everyone's desire nga Luzinda
Ky'ova olaba sibiriimu eby'okugattika n'okwenda
Nkulaba oli seven days oli weak
Omuyindi yakkubye akakadde last week
Tokyasavinga ssente ku ssimu
Okuggyako WhatsApp pics
Biveemu nga tonadda mu kyalo kola brick

Chorus
Ebyo eby'okunywa amasada
Sibiriimu
Mbu nkole ku knuckle
Sibiri
Aah toba wakabi nkimanyi
Sibiriimu
A 14K ebyo sibiri
Sibiri
Fresh eby'okuba omuniga
Sibiriimu
Mbu okule owunzike amacupa
Sibiri
Nze nkubuusa kuba mbimanyi
Eh hii
Sibiriimu
A Fresh Kid sibiri

Outro
Sibiriimu
Sibiriimu
Sibiri
Sibiri