0:00
3:02
Now playing: Tokendenza

Tokendenza Lyrics by Geosteady


Nessim Pan Production
Oh yeah
Oh yeah
Nze nsanyuse nyo, bwonkubidde leero kasimu ko
Ekirowoozo nkyakirina, ye kati ate ngane ntya? (eh)
Kinsuza ntya nyo ng'ondese nze nenkuba obulango
Mba nga ali mu ddungu, ewatali yadde otuzi otwokya
Jjukira akagamboko ako kampi katono
Kansiiwa ng'omumwa gwe mpiso
Era ebintubyo ebyo byankuba nyo
Baby eh eh eh eh
Kati tokendeeza (oh yeah)
Tokyusa nga
Nina mungi, gubula nakwabika
Kati tokendeeza (oh yeah)
Tokyusa nga
Nina mungi, gubula nakwabika
Omanyi gyenva nze wala nyo
Bankuza bulungi ate nagonjebwa
Byesisibola nze mbivaako kuba binumya omutima okamala
Naye wansobera walyaki, anumya nga ate era bwenzira!
Buli lwenkulaba nsanyukirawo ndowoza Katonda yakundetela
Jjukira akagamboko ako kampi katono
Kankuba ng'omumwa gwe mpiso
Era ebintubyo ebyo byankuba nyo
Oh oh ooh
Kati tokendeeza (oh yeah)
Tokyusa nga
Nina mungi, gubula nakwabika
Kati tokendeeza (oh yeah)
Tokyusa nga, baby eh eh eh eh
Nandiba mutima gwo, olunaku lulikya n'ondwaza
Nkaaba nga alumwa enjala, ob'omuto ngatalina nywanto (twokya)
Nze kati munkola enyangu, ka nyanguwa nkunanike akaweta
Abafere tebatuza emabega
Kuba nkimanyi bangi abansinga, nze
Jjukira akagamboko ako kampi katono
Kansiiwa ng'omumwa gwe mpiso
Era ebintubyo ebyo byankuba nyo
Oh no oh oh
Kati tokendeeza (oh yeah)
Tokyusa nga
Nina mungi, gubula nakwabika
Kati tokendeeza (oh yeah)
Tokyusa nga
Nina mungi, gubula nakwabika
Kati tokendeeza (oh yeah)
Tokyusa nga
Nina mungi, gubula nakwabika
Kati tokendeeza