0:00
3:02
Now playing: Edoboozi Lya Maziga

Edoboozi Lya Maziga Lyrics by Geosteady


Ageosteady yeah
Blackman again uhmmm
This is a loving song
Again and againoooo
Ooooh yuhhh
Mukwano nkwagala bili
Ebintu byo'mukwano bibuzabuza
Buli kasimu lwenkakubako
Oba mikwanogyo nga munsekerera
Luli nga tutude wali
Wanyola n'amaaso kyambuzabuza
Naye nakwagala nga oly'omu bwoti mutima
Wulira
Kati ombuza ne bibuzo nenanagila
Omuntu owamanyi nebuzabuza
Laba ne mikwano gyange siwera wera aaaaaaah
Kati mbela ne wange nekubagiza
Olwo bulungi bwo wabwesigaliza
Bino bimbuza tuulo njagala mukwano gwo
Eno nsula maziga
Eno nonya wakutuma
Wuliliza edoboozi ly'amaziga uhhhhhhh
Eno nsula maziga
Nsula wabweru wa mutima
Wuliliza edoboozi ly'amaziga uhhhhhhhh
Kati mpawamuka mukiro
Obudde bungendako
Nsange omulunji gwenyimbako
Njagala twesange ku basi yo ooooh ah
Olugendo lunyuma oli nange
Akakuba katonya oli nange
Ku mabaati ekiro
Nze nga nkulindako
Sweety nah nah
Laba ombonya bonya bonya mu kiro
Ebiroto byaduka nsula na wuwo
Laba obulumi bwe nsi eno
Nga'ate gwe alina eddawa
Bamu nokusasila bambi
Kati nayiga mu fight
I want you close we be tight
Alibozzo alibozzo stamina nalibalibazzo
Kati nayiga mu fight
I want you close we be tight
Alibozzo alibozzo stamina nalibalibazzo
Eno nsula maziga
Eno nonya wakutuma
Wuliliza edoboozi ly'amaziga uhhhhhhh
Eno nsula maziga
Nsula wabweru wa mutima
Wuliliza edoboozi ly'amaziga uhhhhhhhh
Mukwano nkwagala bili
Ebintu byo'mukwano bibuzabuza
Buli kasimu lwenkakubako
Oba mikwanogyo nga munsekerera
Luli nga tutude wali
Wanyola n'amaaso kyambuzabuza
Naye nakwagala nga oly'omu bwoti mutima
Wulira
Kati ombuza ne bibuzo nenanagila
Omuntu owamanyi nebuzabuza
Laba ne mikwano gyange siwera wera aaaaaaah
Ddoboozi ly'amaziga
Wuliliza edoboozi ly'amaziga
Ddoboozi ly'amaziga
Uh wuuuuu uh wuuuuu