0:00
3:02
Now playing: Nkwetaaga

Nkwetaaga Lyrics by Radio & Weasel


I need you sister, me need you
Me need you brother, me need you
Me need you friend, me need you
You know I can′t live without you
Tell dem

Omusomes'asomesa omusawo
Omusawo atukub′akayiso
Tukule tugulire jajja akafaliso
Jajja atund'emidalizo
Emidalizo ku gomesi ya mummy
Amapesa ku kanzu ya daddy
Daddy azimb'enyumba biri
Mummy adunde ente ne mbuzi
Mbuzi tuzitwale ku butcher ewa Suula
Suula affunez′abana Juma
Bana Juma bano aba mulilwana
Bakwano ba Sente ne Habba
Ekibato kyakono tekikuba mungalo, kyokaaa.
Bwokulembera ngangoberera ntwalaaa.

Nkwetaga
Nawe onetaga
Twetaga buli omu yetaga mune

Bwetukwatagana tukizimba
Tuffukan′abalala bakiyola
Ssekinomu bamunyoma
Kamukamu kwemuganda
Nga seminti na nkokoto
Ng'emisumali ne mbawo
Ekyangwe kuta mumugongo
Nebwe kusa ngu munyago
Mama kabandi kundongo
Kankutwale mundongo
Njagala kunyige obusomyo
Mpaka munyingo
Njagala nkwebaz′engato
Nkutwale mundongo
Njagala kunyige obusomyo
Gwe! Mpaka munyingo

Ou la la
Nze nkasim'elinya kwenga bwozimba
Tuffunewo manure kuv′ewa mulilwana
Mulilwan'alinayo ebisolo byabadde alunda
Nga bulijjo anonya manure jaana mu-dumpinga
Manure gwana dumpinga tuyinza okukozessa
Tujjimuse ebissagazi tuli ffuna gwe tuli biguuza

Like a mother needs a father to mother you
Like a brother needs a sister
A brother needs somebody sick to heal
We need each other
Everybody needs one another
You′re my sister, you're my brother
No one should hurt one another
You're my father, you′re my mother
Everybody needs one another
Like birds of a feather together

Kati oli bwayimba tumuwagire
Byayimba nabalala bibanyumire
Akungany′esimbi bamusasule
Seminti gwotunda mugule
Ekiyumba kye kyenkoko akimale
Amajji agenkoko atunde
Revenue omusolo e'collectinge