0:00
3:02
Now playing: Obudde

Obudde Lyrics by Radio & Weasel


Ngamba obudde obudde
Ladies and gentlemen it's a music with GoodLyfe
Like like time is money, time time is money tell them
Songola ekalamu
Eno Sawa ya exam
Time wekuvamu ngo osatubwamu
Songola ekalamu
Eno Sawa ya exam
Time wekuvamu ngo osatubwamu
Tozanyisa obudde (obudde)
Wosumagila owede obudde obudde
Tozanyisa obudde (obudde)
Wosumagila owede obudde obudde
Obudde obudde
Obudde eyali akwagala
Atuka nakukyawa
Obudde
Obudde obudde
Ebyama nemubyasa
Nolwaleero lwakede nga olulala
Ela olusubilamu ebinyuma
Ogenda kunywegeleza
Gwobadde ososolela emiwula
Ataamye alayila agenda
Agamba yafunye asinga
Obudde bumukutte
Tozanyisa obudde (obudde)
Wosumagila owede obudde obudde
Tozanyisa obudde (obudde)
Wosumagila owede obudde obudde
Keep time my brother
A big tune this is
Let me say ehh
Hmmmmm
Obudde bwo nga bugendelela
Nemyaka nga jisobelela
Petelo vvamu byo kwesudiya
Hmmmmm
Waliwo neya nsutta nga
Buli kade nga ambibitta
Kati agamba silina mugaso
Ensi eno nga ejudde amawano
Laba omukono ogulimu ekyokulya
Ayagala atte agulume obugaloo
Wasiga kasoli ayagala
Ayunjewo matooke
Wasima omusinji ayagala
Asangewo golofa
(Tekisobokaaaa)
Tozanyisa obudde (obudde)
Wosumagila owede obudde obudde
Tozanyisa obudde (obudde)
Wosumagila owede obudde obudde
Songola ekalamu
Eno esawa ya exam
Time wekuvamu ngo osatubwamu
Ahhh obudde bucuuka
Nga amaaso gamyuka
Olilaba abantu abe mitima eja bibombola
Naye ate tonyiga
Nga'laba ebyange bicuuka
'Budde butuuka nga nsente baleeta
Malala galimba oh oh galimba
Tuli eno twemiisa nga'laba mwelwaaza
Goodlyfe
Tozanyisa obudde (obudde)
Wosumagila owede obudde obudde
Tozanyisa obudde (obudde)
Wosumagila owede obudde obudde
Tozanyisa obudde (obudde)
Wosumagila owede obudde obudde
Tozanyisa obudde (obudde)
Wosumagila owede obudde obudde
Haa gwe?
Shiru muganda wange, obudde bugendelela
Rachel K muganda wabwe, obudde bugendelela
Bebe cool baba waffe, obudde bwayiita dda
Joseph muganda wabwe, obudde bugendelela
Straka baby muganda wange, obudde bugendelela
Eh-hoo! bugendelela
Oh-hoo! bugendelela
Eeh