0:00
3:02
Now playing: Twelagako

Twelagako Lyrics by Irene Ntale


Intro
Eno Beats, Wani Production
Irene Ntale pon the beat, Heh!
Chorus
Bangi abatwagaliza osemba
Kati njagala twelageko
Bakoze bingi e’bitulemesa ogenda
Kati njagala twelageko
Ye sawa, ye sawa, ye sawa
Eno ye sawa twelageko
Ye sawa, ye sawa, ye sawa
Eno ye sawa twelageko
Verse I
Nayina e’mikwano mingi nga jimpita emanju
Nze n’enyumba n’enjipoowa
Ejimu nga jisanyuka nga jindaba ntawa
Naye nze nesipoowa
Abamu nga bakeera kumakya nyo okutega e’misambu
Mhm eh eh abamu nga basaba kimu, mbu mbeere mwavu
But I live my life my way, abatanjagaliza, muliro kambawe
Judge, I will wash my tears away
Ba fan bange musembere mbawe… Kubanga!
Chorus
Bangi abatwagaliza osemba
Kati njagala twelageko
Bakoze bingi e’bitulemesa ogenda
Kati njagala twelageko
Ye sawa, ye sawa, ye sawa
Eno ye sawa twelageko
Ye sawa, ye sawa, ye sawa
Eno ye sawa twelageko
Verse II
Sometimes I feel like giving up
Naye atte ne nzijukira I have some people to prove wrong
Eh, awo ne mba kuba mu kidongo, abali banzigalira e’miryago
Kati munvunane omusango, mbu nabakubye e’kidongo
Abatuwagira bangi, basinga ne ba enemy obungi
Bbo tebakyusa langi, batuwagira mu bulungi
More Lyrics: Yo Sweet by Rema
Chorus
Bangi abatwagaliza osemba
Kati njagala twelageko
Bakoze bingi e’bitulemesa ogenda
Kati njagala twelageko
Ye sawa, ye sawa, ye sawa
Eno ye sawa twelageko
Ye sawa, ye sawa, ye sawa
Eno ye sawa twelageko
Bridge/Hook
Nayina e’mikwano mingi nga jimpita emanju
Nze n’enyumba n’enjipoowa
Ejimu nga jisanyuka nga jindaba ntawa
Naye nze nesipoowa
Abamu nga bakeera kumakya nyo okutega e’misambu
Mhm eh eh abamu nga basaba kimu, mbu mbeere mwavu
But I live my life my way, abatanjagaliza, muliro kambawe
Judge, I will wash my tears away
Ba fan bange musembere mbawe…
Outro Chorus
Bangi abatwagaliza osemba
Kati njagala twelageko
Bakoze bingi e’bitulemesa ogenda
Kati njagala twelageko
Ye sawa, ye sawa, ye sawa
Eno ye sawa twelageko
Ye sawa, ye sawa, ye sawa
Eno ye sawa twelageko