0:00
3:02
Now playing: Kuma Obwesigwa

Kuma Obwesigwa Lyrics by Jose Chameleone


Waliwo nze lwe mbula
N’olowooza ntinno mbeera mu kucakala
Agawalaayi ssiba mu kucakala
Maama w’abaana mbeera mu kukazana
Kimanye lupiiya kazannyo
Era oluusi waliwo lwe zibula
Gwe tolaba nga nkeera ku maliiri?
N’amabujje ngaleka mu buliri ooh!

Kuuma obwesigwa
Maama w’abaana bange
Kuuma obwesigwa
Mulongo wange
Kuuma obwesigwa
Towankawanka
Kuuma obwesigwa
Nkwagala nnyo
Kuuma obwesigwa
Maama w’abaana bange
Kuuma obwesigwa
Mulongo wange
Kuuma obwesigwa
Towankawanka
Kuuma obwesigwa
Ooh

Ebizibu byomunju tobiraalaasa
B’obibuulira abangi tebibagasa
Bireeta n’ekitiibwa kyaffe okufa
B’obibuulidde badda ku bbali nga baseka
Gw’olowooza bakusaasira kumbe besunga
Olunaku lwetulisassika
Ebyabwe towuliriza nkusaba tobasembeza
Byonna ebyo ebyogerwa bya butwa

Lowooza ewala eyo gye tuvudde
Obuwonvu n’emigga bye tusisinkanye
Naye kati ndaba aboogezi basusse
Teri amanyi misanvu gye tusisinkanye
Maama w’abaana lwaki omukwano gwaffe
Oguteese mu mbuga y’abalyammere?
Olowooza bakusaasira kumbe besunga
Olunaku lwetulisassika wo wo wo!

Kuuma obwesigwa
Maama w’abaana bange
Kuuma obwesigwa
Mulongo wange
Kuuma obwesigwa
Towankawanka
Kuuma obwesigwa
Nkwagala nnyo
Kuuma obwesigwa
Maama w’abaana bange
Kuuma obwesigwa
Mulongo wange
Kuuma obwesigwa
Towankawanka
Kuuma obwesigwa
Ooh

Waliwo nze lwe mbula
N’olowooza ntinno mbeera mu kucakala
Agawalaayi ssiba mu kucakala
Maama w’abaana mbeera mu kukazana
Kimanye lupiiya kazannyo
Era oluusi waliwo lwe zibula
Gwe tolaba nga nkeera ku maliiri?
N’amabujje ngaleka mu buliri ooh!

Kuuma obwesigwa
Maama w’abaana bange
Kuuma obwesigwa
Mulongo wange
Kuuma obwesigwa
Towankawanka
Kuuma obwesigwa
Nkwagala nnyo
Kuuma obwesigwa
Maama w’abaana bange
Kuuma obwesigwa
Mulongo wange
Kuuma obwesigwa
Towankawanka
Kuuma obwesigwa
Ooh

Ebbanga ppanvu ng’obwesigwa mbukuumye
Kuuma obwesigwa
Naawe bukuume
Kuuma obwesigwa
Maama w’abaana bange
Kuuma obwesigwa
Gwe mulungi wange
Kuuma obwesigwa
Obwesigwa mbukuumye
Kuuma obwesigwa
Naawe bukuume
Kuuma obwesigwa
Gwe kabiite wange
Kuuma obwesigwa
Oh oh, oh oh, oh oh

Ebbanga ppanvu ng’obwesigwa mbukuumye
Kuuma obwesigwa
Naawe bukuume
Kuuma obwesigwa
Maama w’abaana bange
Kuuma obwesigwa
Gwe mulungi wange
Kuuma obwesigwa
Obwesigwa mbukuumye
Kuuma obwesigwa
Naawe bukuume
Kuuma obwesigwa
Gwe kabiite wange
Kuuma obwesigwa
Oh oh, oh oh, oh oh

Kuuma obwesigwa
Maama w’abaana bange
Kuuma obwesigwa
Mulongo wange
Kuuma obwesigwa
Towankawanka
Kuuma obwesigwa
Nkwagala nnyo
Kuuma obwesigwa
Maama w’abaana bange
Kuuma obwesigwa
Mulongo wange
Kuuma obwesigwa
Towankawanka
Kuuma obwesigwa
Ooh

Lowooza ewala eyo gye tuvudde
Obuwonvu n’emigga bye tusisinkanye
Naye kati ndaba aboogezi basusse
Teri amanyi misanvu gye tusisinkanye
Maama w’abaana lwaki omukwano gwaffe
Ogutadde mu mbuga z’abalyammere?
Olowooza bakusaasira kumbe besunga
Olunaku lwetulisassika wo wo wo!

CHORUS