0:00
3:02
Now playing: Ekinuma

Ekinuma Lyrics by Jose Chameleone


Oh oh oh oh oh Eh eh eh eh eh
Gwe eyali munange wandeka wo
Kati ekitibwa okisula ohhh
Ekinumaaaa

Ekinuma kwekuba nga wankyawa
Ate nondalasa buli eyo gyogenda ah ah!
Musango ki gwonanga
Olimba kyusa mu mukwano
Ekinuma kwekuba nga wankyawa 
Ate nondalasa buli eyo gyogenda ah ah!
Musango ki gwonanga
Olimba kyusa mu mukwano

Twabanga ffena nga gwe njagala
Nga tusinda omukwano omutali nabala
Tulinze ensimbi okuwera
Tukole embaga bagitye amakula
Obugumikiriza bwakulema
Oluvanyuma wanesamba
Kale bwentyo nenguma omutima
Nensimula amaziga ngume

Gwe numange eyali ajagala 
Nga tonfaako ombadala
Byenkugamba tobiwuliira 
Nga nsiiba mu maziga nkaaba
Munange eyali ansuuta 
Tayiina budde bumbitta
Munange eyali ampaana anjerega 
Byona nandigumye nayeee..

Ekinuma kwekuba nga wankyawa
Ate nondalasa buli eyo gyogenda ah ah!
Musango ki gwonanga
Olimba kyusa mu mukwano
Ekinuma kwekuba nga wankyawa 
Ate nondalasa buli eyo gyogenda ah ah!
Musango ki gwonanga
Olimba kyusa mu mukwano

Maziima ndi eno numwa kuba otuse n'okuneganaa
Obagamba nti nkwesiba ko nga ate wankyawaa ddaa
Owomukwano oba obwo bwosimye nga ebya love nabyesonyiwaa
Nensigala kunonya lupiiya oluvanyuma love edde nakowa okujogebwa 
Kale bwentyo nenguma omutima nensimula amaziga ngume

Gwe numange eyali ajagala 
Nga tonfaako ombadala
Byenkugamba tobiwuliira 
Nga nsiiba mu maziga nkaaba
Munange eyali ansuuta 
Tayiina budde bumbitta
Munange eyali ampaana anjerega 
Byona nandigumye nayeee..

Ekinuma kwekuba nga wankyawa
Ate nondalasa buli eyo gyogenda ah ah!
Musango ki gwonanga
Olimba kyusa mu mukwano
Ekinuma kwekuba nga wankyawa 
Ate nondalasa buli eyo gyogenda ah ah!
Musango ki gwonanga
Olimba kyusa mu mukwano

Omukwano teguba gutyo 
Nemuyomba nga baana baato 
Mukyawaganye nga mwawokanye byayita byayita bileke byerabire
Omukwano teguba gutyo 
Nemuyomba nga baana baato 
Mukyawaganye nga mwawokanye byayita byayita bileke byerabire

Ekinuma kwekuba nga wankyawa
Ate nondalasa buli eyo gyogenda ah ah!
Musango ki gwonanga
Olimba kyusa mu mukwano
Ekinuma kwekuba nga wankyawa 
Ate nondalasa buli eyo gyogenda ah ah!
Musango ki gwonanga
Olimba kyusa mu mukwano

Oh oh oh oh oh Eh eh eh eh eh
Ah ah ah ah ah Oh oh oh oh oh
Oh oh oh oh oh Eh eh eh eh eh

Beera nabo Beera nabo Beera nabo Abakusigula
Wandinyambye nonerabira
Ebigambo ebyo byompondeera
Wankyawa nange nenkwesonyiwa
Ebya love nga binumya mutiima
Byenkukolera nga tobisiima
Obulamu nga tobukuuma
Ntava ku mulungi affa awooza

Kale bwentyo nenguma omutima
Nensimula amaziga ngume

Gwe numange eyali ajagala 
Nga tonfaako ombadala
Byenkugamba tobiwuliira 
Nga nsiiba mu maziga nkaaba
Munange eyali ansuuta 
Tayiina budde bumbitta
Munange eyali ampaana anjerega 
Byona nandigumye nayeee..

Ekinuma kwekuba nga wankyawa
Ate nondalasa buli eyo gyogenda ah ah!
Musango ki gwonanga
Olimba kyusa mu mukwano
Ekinuma kwekuba nga wankyawa 
Ate nondalasa buli eyo gyogenda ah ah!
Musango ki gwonanga
Olimba kyusa mu mukwano

Ekinuma kwekuba nga wankyawa
Ate nondalasa buli eyo gyogenda ah ah!
Musango ki gwonanga
Olimba kyusa mu mukwano
Ekinuma kwekuba nga wankyawa 
Ate nondalasa buli eyo gyogenda ah ah!
Musango ki gwonanga
Olimba kyusa mu mukwano

Ekinuma kwekuba nga wankyawa
Ate nondalasa buli eyo gyogenda ah ah!
Musango ki gwonanga
Olimba kyusa mu mukwano
Ekinuma kwekuba nga wankyawa 
Ate nondalasa buli eyo gyogenda ah ah!
Musango ki gwonanga
Olimba kyusa mu mukwano