0:00
3:02
Now playing: Zakayo

Zakayo Lyrics by King Saha


Nessim Pan Production (eh)

Sebbo omuwooza w'akatale
Nkyakubanja n'ebisale
Ofaki okweyita omutume gwe buli omu omufukire omulabe (sha)
Oyagala kuyomba, kuyomba, ebibyo byakuyomba sebbo
Oyagala kulwana obula nakulwana nakatonda sebbo (hey yeah)
Gwe ofaki, ofaki alipira eggaali
Gwe ofaki, ofaki atava kubaana babandi
Gwe! Vva kubaana babandi
Kirikusula muggaali
Abo abaana babandi, baveko nabo balinamu amanyi (hey yeah)

Wewale empalana (zakayo)
Bino byansi byakuleka (zakayo)
Bus bwekuleka (zakayo)
Olisika omuguwa (zakayo)
Wewale empalana (zakayo)
Bino byansi byakuleka (zakayo)
Bus bwekuleka (zakayo)
Olisika omuguwa (zakayo)

Omululu, omululu, omululu
Omululu ogwo ogwobukulu
Ogwo ogutuyisa abasiru, eh
Kankole okube, neme okubera nga abo
Asaba ekiido, nadayo era uncle
Kankole okube, neme okubera nga abo
Asaba ekiido, nadayo era uncle

Wewale empalana (zakayo)
Bino byansi byakuleka (zakayo)
Bus bwekuleka (zakayo)
Olisika omuguwa (zakayo)
Wewale empalana (zakayo)
Bino byansi byakuleka (zakayo)
Bus bwekuleka (zakayo)
Ooh olisika omuguwa (zakayo)

Zakayo omuwooza wakatale e-eh (owakatale)
Lwaki wefuzze akatale? (owakatale)
Buli kintu okola nga bwosanze (owakatale)
Bangamba wawasa kulwe Mbale (owakatale)
Zakayo omuwooza wakatale (owakatale)
Lwaki wefuzze akatale? (owakatale)

Wewale empalana (zakayo)
Bino byansi byakuleka (zakayo)
Bus bwekuleka (zakayo)
Olisika omuguwa (zakayo)
Wewale empalana (zakayo)
Bino byansi byakuleka (zakayo)
Bus bwekuleka (zakayo)
Ooh olisika omuguwa (zakayo)

Wewale empalana (zakayo)
Bino byansi byakuleka (zakayo)
Bus bwekuleka (zakayo)
Olisika omuguwa (zakayo)
Wewale empalana (zakayo)
Bino byansi byakuleka (zakayo)
Bus bwekuleka