0:00
3:02
Now playing: Ssembera

Ssembera Lyrics by King Saha


Yo yo yo
Come to me yo oh, uh
Yo yo yo
King's love oh

Baby bwogyira (ne ndaba)
Nange ngagyira (sembera)
Love bwenyuma (binyuma eno)
Nga muno takutya (sembera)
Ab'eno bantama (bantama)
Bo bajula ebuba (sembera)
Mukwano nkwate wa? (sembera eno)
Gwe totya kwatula (sembera)

Byewangamba, teri yali abingambye
Byewansubiza, teri yali abingambye
Wandaga omukwano mummy
Wantekayo gyesaali eh
Munange nkulinze eno
Banga ddene nga nkulinze eno
Njagala ojje, tusekeko eno
Munage bangi bataye eno
Naye gwe kenkufunye kko eno
Njagala nkubunye love eyo
Ngenda kwetegekera kuba mukwano bangi bantawanya
Oli jawa akusingira Kuba ebirungi era nina okireeta

Baby bwogyira (ne ndaba)
Nange ngagyira (sembera)
Love bwenyuma (binyuma eno)
Nga muno takutya (sembera)
Ab'eno bantama (bantama)
Bo bajula ebuba (sembera)
Mukwano nkwate wa? (sembera eno
Gwe totya kwatula (sembera)

Mukwano kankugambe
Mba nkulowoza buli kadde
Ssente zzo nzisonze
Ne monday mpanga ne sunday
Mukama nga'tuwadde
Tulifuna n'ezadde
Balikudaawa ah, mukwano nga nkwagadde
Nze ndifirawo, okutusa nga onyanjudde
Nze sitya kubikka, ngamba empewo ng'etamusse
Baby wabula onzise
Ompadde love onzise
Love yo wano e city
Bagala kundyako gwe

Baby bwogyira (ne ndaba)
Nange ngagyira (sembera)
Love bwenyuma (binyuma eno)
Nga muno takutya (sembera)
Ab'eno bantama (bantama)
Bo bajula ebuba (sembera)
Mukwano nkwate wa? (sembera eno)
Gwe totya kwatula (sembera)

Sitya kugamba nti onkuba
Guba mutima nga olumya
Otunula nembula ebala
Kankuwane mpola tonkuba
Bakutondela enjala
Olunkwatako ze zogera
Bambi nze'no mponya ekyira
Nkulembeza mpone ekyira (ah ah ha)
Nz'amanyi ensonga zange
Kye nva nzize nga n'etise
Nz'amanyi ensonga zange gwe
Gwe wangumya nti nteledde
Mama! Mukwano njagala onjagale mponya Abafere

Baby bwogyira (ne ndaba)
Nange ngagyira (sembera)
Love bwenyuma (binyuma eno)
Nga muno takutya (sembera)
Baby bwoguma (bantama)
Nange nga nguma (sembera)

Tondwisa ngawo era (sembera)
Mwaka ku mwaka (sembera)
Nze ndibaawo nkulindde (ne ndaaba)
Munange ng'onkumye
Ebya love nawe (binyuma eno)
Byantawanya nga nawe (sembera)
Abasooka bayaye
Banumya nyo ku byange (sembera)
Munange nkusimye
Tompadde yadde kadde (sembera)
Hmm