Ronnie Mwana gwe bakkola, bakkola, bakkola Nze nagaana okukkuta, bakkola Yeggwe eyawangula, wawangula mu bendaba Gwe wawangula aah N'amapenzi gajjula Nze ne bw'onkebera najjula Mukwano wajjuza, najjula Zino ensonga za kuteesa Bwe muba ebikyamu bya kukyusa Mukwano ngya kuteesa aah Mu love ndi professor, tokikyusa Tubiggyemu obukuusa aah, e-eh! Wano sivaawo (olimba) Bw'oba nga wooli sivaawo (olimba) Mukwano wooli sivaawo (olimba) Leero sivaawo, a-ah (olimba) Wano sivaawo (olimba) Mukwano leero nsula eno (olimba) Wangoba ku bano abatasalawo (olimba) Leero sivaawo (olimba) Kati kati kati kati kati kati Njagala nkulabe baby cause you're pretty Kati kati kati kati kati kati Baby kati kati Yanguwa eno baby yanguwa eno I want it N'omutima gwo gutwale baby take it Nkwagala kufa mukwano gwe oli lo fit Mukwano gwe oli lo fit (e-eh) Wano sivaawo (olimba) Bw'oba nga wooli sivaawo (olimba) Mukwano wooli sivaawo (olimba) Leero sivaawo, a-ah (olimba) Wano sivaawo (olimba) Mukwano leero nsula eno (olimba) Wangoba ku bano abatasalawo (olimba) Leero sivaawo (olimba) Mwana gwe bakkola, bakkola, bakkola Nze nagaana okukkuta, bakkola Yeggwe eyawangula, wawangula mu bendaba Gwe wawangula aah N'amapenzi gajjula Nze ne bw'onkebera najjula Mukwano wajjuza, najjula Zino ensonga za kuteesa Bwe muba ebikyamu bya kukyusa Mukwano ngya kuteesa aah Mu love ndi professor, tokikyusa Tubiggyemu obukuusa aah, e-eh! Wano sivaawo Bw'oba nga wooli sivaawo (olimba) Mukwano wooli sivaawo ooh (olimba) Leero sivaawo aah (olimba) Wano sivaawo (olimba) Mukwano leero nsula eno (olimba) Wangoba ku bano abatasalawo (olimba) Leero sivaawo (olimba)Wano sivaawo (olimba)
Show more