0:00
3:02
Now playing: Sembera

Sembera Lyrics by King Saha


Yo yo yo
Come to me
Oh oh oh oh
Yo yo yo
King’s Love oh

Baby bw’ogira
Nendaba
Nange nga ngira
Sembera eno
Laavu bwenyuma
Binyuma eno
Nga munno takutya
Sembera
Ab’eno bantama
Bantama
Bo bajjula ebbuba
Sembera
Mukwano nkwate wa?
Sembera eno
Gwe totya kwatula
Sembera

Bye waŋŋamba
Teri yali abiŋŋambye
Bye wansuubiza
Teri yali abiŋŋambye
Wandaga omukwano mummy
N’onteekayo gye saali eh
Munnange nkulinze nno
Ebbanga ddene nga nkulinze eno
Njagala ojje tuseke eka eno
Munnange bangi mbatya eyo
Naye gwe kenkufunyeko eno
Njagala nkubunye laavu eyo
Ŋŋenda kwetegekera kuba mukwano bangi bantawanya
Oliggya wa akusingira kuba ebirungi era nina obileeta

Mukwano kankugambe
Mba nkulowooza buli kadde
Ssente zo nzisonze
Ne mmande mpanga ne ssande
Mukama ng’atuwadde
Tulifuna n’ezzadde
Balikudda wa?
Mukwano nga nkwagadde
Nze ndifiirawo
Okutuusa ng’onyanjudde
Nze sitya kubikka
Ŋŋamba empewo ng’etaamuuse
Baby wabula onzise
Ompadde laavu onzise
Laavu yaawano nzite
Baagala gundi kaafunye

Sitya kugampa nti onkuba
Guba mutima ng’olumya
Otunula ne mbulwa ebbala
Kankuwaneko mpola tonkuba
Bakutondera enjala
Olunkwatako z’ezoogera
Bambi nze no mponya ekkira
Nkulembeza mpone ekkira ah
Nze amanyi ensonga zange
Kye nva nzize nga neetisse
Nze amanyi ensonga zange gwe
Gwe waŋŋumya nti nteredde
Maama
Mukwano njagala onjagale
Mponya abafere

Tondwisa ng’oli eyo
Mwaka ku mwaka
Nze ndibaawo nkulinze
Munnange ng’onkuumye
Ebya laavu byange
Byantawanyanga naawe
Abaasooka bayaaye
Bannumya nnyo ku byange
Munnange nkusiimye
Tompadde buyaaye