0:00
3:02
Now playing: Radio (Otutwala Wa Walumbe)

Radio (Otutwala Wa Walumbe) Lyrics by King Saha


Otulazawa!
Otulazawa!
Otulazawa!

Yi, otulazawa?
Mmm, otulazawa!
Oh oh, mmm, mm
Leero, uh ah

Otutwala wa, otutwala wa, otutwala wa walumbe?
Otutwala wa, otutwala wa, otutwala wa walumbe?
Otutwala wa walumbe?
Eyo ewatali kuyimba
Otutwala wa walumbe?
Otulese obwana bwaffe babuwe
Otutwala wa walumbe?
Gwe atalumwa ng′olaba buli omu akaba
Twakukolaki walumbe, kubanga otulese mabwa babuwe

Walumbe oli mubbi wadala
Osazewo buli omu alumwe
Tugambe oba, oyagala majja
Tusombe tukuwe, otuleke tukuwe eh eh
Tugambe toyagala kuzala
Kuba wetubazala, tusaba bakule eh eh
Mukama tupanga otulaba
Plan zaffe ne tuzikuwa
Kye tusaba otutase mukama
Yi! Naye mukama lwaki
Omujjasi wange n'afa amangu atyo!
Bwetwali tupanga ebyo m′maaso

One love, one love, until we meet again
One love, one love, I need to see you again
One love, one love, until we meet again
One love, one love, I want to see you again

Radio, gwenawulira ku rediyo
Oyo Radio, nga ayimba n'okusinga rediyo, oh
Maama Radio, otulese bubi Radio (oh oh)
Buli omu mu dini yo ssba, sabira ku Radio
Munange sabira, ne family ya Radio
Munange Mukama, tukwasiza Radio
Mukama yegw'amanyi, tukwasiza Radio
Mulamuze kyisa soldier, tukwasiza Radio

Tukwasiza Radio Moses
Muyambe nga bwewayamba Moses (yeah)
Almighty Jah
Save our soldier ah uh ah