0:00
3:02
Now playing: Mwooli

Mwooli Lyrics by King Saha, Eth


Hmmm no no no yeah
Nessim Pan Production
Oh na na na

Saha
Ono akuba guitar gwe n’oloba
Yayimba n’akita naye n’aloba
Ono akusensere emisuwa ne wetala
Ono akaaba jam
Naawe era okaaba jam
Osinga n’abo gwe oli pretty eeh
Osinga n’abo gwe oli sweet eeh

Both
Mwoli baby mu balungi mwoli (mwoli)
Mwoli baby mu balungi mwoli (mwoli)
Mwoli (mwoli)
Mu balungi mwoli (mwoli)
Njagala gwe mwoli (mwoli)
Mu balungi mwoli (mwoli)

Eth
Leero, nkuyite mannya ki leero?
Leero, nkutuume linnya ki leero?
Nsula ndaaga mukwano gwange bambi
Olaba nkaaba kibi akwagala okukaaba
Kye ndowooza ŋamba oba gwe ky’olowooza
Kye ndowooza ŋamba nti ky’olowooza, ooh ah

Both
Mwoli baby mu balungi mwoli (mwoli)
Mwoli baby mu balungi mwoli (mwoli)
Mwoli (mwoli)
Mu balungi mwoli (mwoli)
Njagala gwe mwoli (mwoli)
Mu balungi mwoli (mwoli)

Both
Suubira ebyo by’olaba
Naye manya nti omukwano gwo nina
Nze njagala wenyweze
Mukwano eggaali etambula
Your love
Is all I need one more time
Your love
Is all that I need one more time, yeah

Both
Mwoli baby mu balungi mwoli (mwoli)
Mwoli baby mu balungi mwoli (mwoli)
Mwoli (mwoli)
Mu balungi mwoli (mwoli)
Njagala gwe mwoli (mwoli)
Mu balungi mwoli (mwoli)

Mukwano gwange bambi
Akwagala okukaaba
Mukwano gwange bambi
Akwagala okukaaba