0:00
3:02
Now playing: Gundeeze

Gundeeze Lyrics by King Saha


Eeeh, eh
Eeh, anyway!

Owulira otya bw’obeera awo?
Nga munno wo tali awo
Nze mpulira bubi eno
Nga munnange tali eno

Baby wajja ng’enkuba
Nze bwe neggama kwe kukufuna
Siyinza kukuleka muntu yenna okukweddiza
Baby sijja kwatula ebbanga lye nakwagalira
Kati tulinze na mbaga
Ky’ekyama kye twekuumira
Y’ono atankubye magoolo
Omwana atankubye magoolo
Y’ono antwala mu maaso
Yansomesa eby’omukwano
Ekyama kye neekuumira
Ku ggwe kwe nasookera
Yeggwe eyandaga enjuba
N’omusaana wandaga omukwano

Omukwano gwo gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Nnyamba gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Omukwano gwo gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Nnyamba gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)

Gundeezereeze omukwano gunankutula
Omukwano gunandwaza ndeka
Nze baby gunankaabya
Mwana wa maama (mwana wa maama)
Twasaba essaala (twasaba essaala)
Eno y’essaawa tulabe ebyava mu ssaala
Babe, oli omu mu nsi eno
Olinga malayika mu nsi eno
Onjagazza nnyo ensi eno
Nze naawe tunyumirwe ensi eno

Omukwano gwo gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Nnyamba gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Omukwano gwo gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Nnyamba gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)

Nkulungula nkulungula
Empulunguse zonna oziggyemu
Nze nkulungula
Nsomasoma ng’akapapula
Ng’ebiriko obyetaaga
Nze ndi ready okukuuma
Baby sijja kukwegaana
Baby olinga omufaliso
Kwe nfunira otulo omufaliso
Tugende leero mu disco
Bankubire akayimba ka Sisqó

Omukwano gwo gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Nnyamba gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Omukwano gwo gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Nnyamba gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)

Omukwano gwo gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Nnyamba gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Omukwano gwo gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Nnyamba gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Gwe, mstchew